Kuuma Obwesigwa (Remake) Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2022
Lyrics
Kuuma Obwesigwa (Remake) - Jose Chameleone
...
(————Music———-)
Pullllll it pullll it (———-Music——-)
Ohhh Gaahaaaa waliwo nze lwembula
Nolowooza ntino mbeela mukukyakala
Agawalayi siba mukukyakala
Maama w’baana mbeela mukukazina
Kimanye lupiya Kazanyo era oluusi
Waliwo lwezibula gwe tolaba nga
Nkeela kumaliri namabuje ngaleka
Mubuliri eyoooooo
Kuma obwesigwa maama w’baana
Bange kuma obwesigwa
Mulongo wange kuma obwesigwa
Towankawanka kuma obwesigwa
Nkwagala nyo kuma obwesigwa maama
W’baana bange kuma obwesigwa
Mulongo wange kuma obwesigwa
Towankawanka kuma obwesigwa oh wo
Ebizibu byo munju tobilalasa byobibulira
Abangi tebibagasa bileeta nekitibwa
Kyaffe okufa byobibulidde badda
Kubali nga baseeka
Olowoza bakusasira kumbe besunga
Olunaku lwetulisasika ebyabwe
Towuliliza kugamba tobasembeza
Byona abo byebogera byabutwa
Kuma obwesigwa maama w’baana
Bange kuma obwesigwa mulongo
Wange kuma obwesigwa
Towankawanka kuma obwesigwa
Nkwagala nyo kuma obwesigwa
Maama w’baana bange kuma
Obwesigwa mulongo wange kuma
Obwesigwa towankawanka ohh woo
(———Music———-)
Lowooza ewaala eyo gyetuvudde
Obuwonvu nemiga gyetusisinkanye
Naye Kati ndaba abogezi basusse
Teliyo amanyi misanvu gyetusisinkanye
Maama w’baana lwaki omukwano
Gwaffe ogutese mumbuga yabalya mmere
Olowoza bakusasira kumbe besunga
Olunaku lwetulisasika woo woo woo
Kuma obwesigwa maama w’abana bange kuma obwesigwa mulongo wange
Kuma obwesigwa towankawanka
Kuma obwesigwa nkwagala nyooo
Kuma obwesigwa maama w’baana bange
Kuma obwesigwa mulongo wange kuma obwesigwa towankawanka
Kuma obwesigwa nkwagala nyoo
Kuma obwesigwa maama w’baana bange
Kuma obwesigwa mulongo wangeeee
Towankawanka kuma obwesigwa owo owo
Ebanga mpanvu obwesigwa bukumye Ehhh nawe bukume maama w’baana
Bange kuma obwesigwa Gwe mulungi wange kuma obwesigwa Obwesigwa bukumye bukume
Umar Zizo Zikume mukama yakuwa gwe zikume Mutima(mutima) bukume
Mwena Ba Mayanja mubukume Gerald Luyima bukume
Dennis Kibalama bukume Sulaman
Kaliisa bukume Dr Kanonya bukume
Humphrey Mayanja Bukume maama wange Prossy Abakume Chagga Yagga Yoo Nawe Bukume yee ahaaaa
BY :Charleston Weiyz