Bwolonda Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2022
Lyrics
Bwolonda - Chris Evans Kaweesi
...
.................
Munnange kyotomanyi,
Bwonjagadde otyo nze muli
Onkoze ekyejo togeza kugenda naabo
Oliba onzise
Nkakasa nti kaboogere ebyabwe ndiwuwo
Njakulwala bwolinsuula oo sweet darling
Baby munnange kyotomanyi
bwonjagadde otyo nze muli
Onkoze ekyejo togeza kugenda naabo
Oliba onzise
Nkakasa nti kaboogere ebyabwe ndiwuwo
Nja kulwala bwolinsuula oo sweet darling
Nkubuulidde
( Bwolonda aaa, akusaana a Kati nga
nze e bwenalond'ono
Mirembe jokoowa,
Wennemeeeddwa muyita nti jangu darling.)
Wabula nkugamba Kimu
Bano abakyala abanteganya
Kizibu sikyamaanyi guma,
Guma lwakuba ggwe wawangula
Abakuteganya nkusaba obagambe nti ndi wuwo
Nange ngambe abange bwentyo oo
Nti wantwala
(chorus)......
Sesubya chance, Jira ove ewammwe
Nsazeewo ojje ewange
Abawala abalungi
Kutugeze nga ggwe
Buli musajja aganza gwaganza
Kankwekwate before it's too late
chorus......
..........
Bwolonda aa (yee )
Akusaana( akusaana)
Kati nga nze eeh bwe nalonda Ono
(NGA nze NGA nze)
Mirembe jokoowa (AAA aa aa )
Bwennemereddwa muyita nti jangu darling (*2)