Ndi Kumawanga Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2022
Lyrics
Ndi Kumawanga - Chris Evans Kaweesi
...
Ndikumawanga
intro:
Hullo kayiwa
mulimutya ekka eyo
tubulanganye nyoo mukwano
nsonyiwa sasibuula
ooh, nze mukwano gwo Chris Evans
twatoba nga nawe ekawempe..simanyi oba okyanzijjukira,
wenamala okusoma nanoonya emirimu nejimbula anti Uganda yadde nawe ogimanyi
Nentunda obuntu ku luguddo
KCC nebuyoola
muzira kisa nampangira
Kati ndi ku mawanga ( ntetenkanya)
ninga muddu... misinga ekka..
nyo nyo sukwagala
ndikumawanga ( ntetenkanya)
ninga muddu .. misinga ekka ...
nyo nyo sikwagala wabula mbeera
Oh batutulugunya misaana
tulinga mombooze..
naye ate bweogerageranya ensasula yeeyo
wano wakakirako,
police netuyiga.. omuziira negukuba..
tukola n'emirimu, egitasaana means WA muntu..
jetwasoma ekka wano jaba nansi bokka
ekyenyamiiza zetukola betuwa batuzimbire bazza kumumwa
Omusaana ogwe enno mukambwe
bwegujja gubabuula nyoo tuli ku Nkatto
batukozesa tetuwumuula
Kati ndi ku mawanga ( ntetenkanya)
ninga muddu... misinga ekka..
nyo nyo sukwagala
ndikumawanga ( ntetenkanya)
ninga muddu .. misinga ekka ...
nyo nyo sikwagala wabula mbeera
ye owange Nakanwagi ali atya wali ku katale e Mengo
omwana oyo kale yangaana
Mzee makko, eyalwala okuggulu
oburwadde buli butya ndi eno musabira awone bambi
wano natuuma rose amatooke
yatukka gengedde mbu enyonyi
yalwawo Entebbe eh gali Meenvu getwalya
Kaffo ki eyo ..e Kampala akakutte Kati
jemuccakalira okeesa
oh maama kyokka Uganda
nze ndii ku mawanga ( ayoyoyo)
ninga muddu... misinga ekka..
nyo nyo sukwagala
ndikumawanga ( naku yensi eno yembonyabonya)
ninga muddu .. ( nandibadde eyo nembalaabako)
misinga ekka ...
nyo nyo sikwagala wabula mbeera
ntobatoba ndabe nga mbeerawo e Uganda zambulayo maama
ooh nana
Mwesigwa ne Mugabi muli mutya
nandibadeeyo nembalaabako abange...ooh nananna
ntobatoba ndabe nga mbeerawo abange..