Sitidde Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2022
Lyrics
Sitidde - Chris Evans Kaweesi
...
...........,..
Kyova olaba NGA sitidde
one Chris Evans, John black
Okukwagala nze sitidde
Eeeh eeeee ee e e
Aya bassss
Kirabika natondebwa ggwe
Nze natondebwa, nze natondebwagwe
Mumazima natondebwa gwe nze natondebwa era natondebwa ggwe
Mbu Oli bbeeyi nnene
Kyebaca bangamba mbu tonjagale, ee
Mbu abalungi mufa money, tebakimanyi love esinga money eeh,
kyova olaba NGA sitidde
Mpulira NGA sitidde,
Okukwagala nze sitiddee ,
Nebwebammalamu amaanyi,
Mukwano nze sitidde (John black bwabway)
Mpulira nga sitiddeee
Okukwagala nze sitidde(Aya bas)
Eyo ye sign ya love uhmm!!
My love...
Mpa kulukusa mberewo full time,
Aaa aa
You stay full time nga wonjagalira
nkikola all time uhmm hmm
Bangamba olina some guy nga akutwala Sweden
NGA woyagalira akusaliza Ka ticket
Naye nze gwoliko sirina za mateneti
Aa a a mpalira
Naye nebwentya, maliriza nkonkonye enkya (baby)
Ninga back bencher...
Obubaluwa ompeereza front pager aa
(sabalaaaaaa)
Kirabika natondebwa ggwe
nze natondebwa ggwe nze natondebwa ggwe eeh
Mumazima natondebwa ggwe nze natondebwa ggwe era natondebwa ggwe
Kyova olaba NGA sitidde
mpulira nga sitiddeee
okukwagala nze sitidde
Nebwebammalamu amaanyi ummm
Bwemba nga nkwagadde,
seetaaga nakola research.
Mbu wandiba omuyaaye, kikuuzi kifeesi ku nze biboozi.
Now I feel your touch
Enjoy your touch...
I feel your touch
I love you I love you I love you
Kirabika natondebwa ggwe
nze natondebwa ggwe nze natondebwa ggwe
Mumazima natondebwa gwe
Nze natondebwa ggwe (chorus)
Kati...
Omutwe gunnuma,
Ekifuba kinnuma baby ne wano wannuma(*2)
Gano matatizo matatizo matatizo
Mimi namazoleya
Come and tufanya kazi
Za nyumbani nguwo mekufuliya
(Swahili)...
So take my word I love you
Kirabika natondebwa ggwe nze natondebwa ggwe nze natondebwa ggwe
Mumazima natondebwa gwe nze natondebwa ggwe nze natondebwa ggwe
kyova olaba nga sitiddeee (John black bwabway)
Mpulira nga sitidde
Okukwagala nze sitidde (Aya bas)
Nebwebammalamu amaanyi ummm
My love mpa kulukusa mberewo full time AAA a
You stay full time nga wonjagalira nkikola all time uhmm mm
...,.... .