Wankona Lyrics
- Genre:Pop
- Year of Release:2018
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Wankona - Sheebah
...
Kama juice
Kama sukaali
Owooma Nyo sweet
Like home baibe
Abalala nabasose Nga
Ndaba yenze akufitinga
Ne'jjo nakuloose olwa
Leero Nnina okutouchinga
Okuba lwena kumeetinga
Mumisuwa wa charginga
Tondeka nze ntya okulosinga
Mwana gwe njoya okukissinga
Wankoona koona
Eeh Eeh
Gwe yanzijya Emabega
Wanpuunza wuunza
Eeh Eeh
Wali ombobya omutwe
Aloo
Ne bwoliko otya
Nsigala nkwekutte
Walaayi nebwe'litonya
Ndisigala nkwekutte nze
Wanfula kabejja
Mazzi mu mugga
Ne'mpewo mpulira ejja
Kyova olaba nekelebeja
Oli mulungi baaba gwolinaanye
Omufananya atanaaba
Ngenda kugambako be baaba
Kuba ombuzza otulo nga kaawa
Olina engeli j'onyonyogera
Nga'te ssina mikono jjo
Nalulungi gwe walinga olaba
Yenze Sheebah mukwano gwo
Wankoona koona
Eeh Eeh
Gwe yanzijya Emabega
Alooo
Wanpuunza wuunza
Eeh Eeh
Wali ombobya omutwe
Aloo
Ne bwoliko otya
Nsigala nkwekutte
Walaayi nebwe'litonya
Ndisigala nkwekutte nze
Ne bwoliko otya
Nsigala nkwekutte
walaayi nebwe'litonya
Ndisigala nkwekutte nze
wafuuka kameere kange
Nfumbye tojja(tojja Ah Ah)