Tosobola Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Tosobola - Sheebah
...
This is for the Queens..
(what)
powerful Queens
Okuva mu ntandikwa she's a black mighty lady
She gat a gangster style she yah label
she nuh give a f**k to bad mind she yah solid
Ate nga kyolina omanya era mukozi
Alina amaanyi ..
Akozesa bukugu ng'ate mukyala
(mukugu nyoo)
Tolina w'omunyomera
Abamusemberera bebafa ebiwundu
(Nessim Pan production)
But anyway..
kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yaguma
Si maanyi ga sitaani mungu y'abikola
But anyway ...
Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yakola
Si maanyi ga sitaani mungu y'abikola
But anyway ...
Gwe tosobola ..
Just once in a while akyakala n'azinywa
Si kudibuuda yeyazeekolera
Tomulonda kkubo eyo class tagimanyi
Si big spender naye nyabo abimala
Oyo yenze,
Oyo gwenjogerako yenze
Ate era gwenjogera yegwe
Omuwala atagooka era yegwe
Yenze yegwe yenze
( what..)
kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yaguma
Si maanyi ga sitaani mungu y'abikola
But anyway ...
Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yakola
Si maanyi ga sitaani mungu y'abikola
But anyway ...
Kansooke neebaze bali
Yonna gyenasookera nga nkyali bubi
Mwankola bulungi mwebalege
Osanga sandituuse wano mwansitula
yeeh eh eh..!
Nyongera okutumira abo abanzalawa
Munyongera maanyi na kkubo nemugaziya
Amaggwa gemufumita tegasobola
Mbikwasa mukama ebyange byonna y'abimala
kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yaguma
Si maanyi ga sitaani mungu y'abikola
But anyway ...
Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yakola
Si maanyi ga sitaani mungu y'abikola
But anyway ...
Yonna gyenasookera nga nkyali bubi
Mwebalege...
Mwansitula ...
Yeeh eh eh...