Zinsanze Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Zinsanze - Fred Ssebatta
...
...........
wooowe!!!!! fred zinsanze banange
teewali aba munaku ngatekoma nayenze binsobedde banange
ennaku eyange efusse yalunye atengayanva buwere nabuto laba nebwenvubuse era nga
kyekimu nabulwa eddembe nessanyu
gyebisula
eransisimuka ettumbi nendowooza ngandaba
ndimukabigga
nenebuza mukama kyenamukola Okunsiba mu mubunnaku obungi
buli kyange kyetegeka nekifa obufi okukola
nesiganyulwa
atenga n'omulembe kwetuli nagwo ogulaba
gunyuma olina sente omwavu togusobola ebintu
byalero binyuma olina kassi nayenze ndabye
bulabi wabula kangume mukama yalimanya
gyandazanze
........................
Banange obwavu kivumo kibi oli nebwatakwo
ngera ekyokimala
Songa ate tewaba abweyagalira naye Katonda
kyakuwa
bwoba watondebwa bwanvu gwenebwokola era
bukwesibako
songa nobugaga bw'ens'eno tebuvawaala eriyo
gwabuwaadde
nayenze banange bintabudde obwavu bunfu
kidde olumbe
mubuttittimbe bw'ensimbi eziri kunsi ezange
zabulako banange
songa nkera kumambya nengenda nkola olusi
nensulayo ngantegana buli lunnaku nkeera
kukola nayeeraba bweenvayo nganeyokulya
ngindaaza iiiii ens'eno endaaziza oyo
jaaja yandyabuli nesisasulwa mu saala
...........
Ebyensi banange bintabudde fred zinsanze
waabula mbireekedde mukama yeka yamanyi kuba yeyantonda
oba yategeka bwatyo kambonebone bulikya
nanonda ngayagadde
kasita siyiita bweerere kyoka kyensaba ne
kyendya nanfunira
neme kukabira bingi byabugaga lugaba
byaatampe
kubantabadde nensi abemikwano obugaga
bumbuze zebusuula
n'emirimu nkooze mingi egitaali gimu sirimba nsusa nekuumi okugibala ezo emmotoka
nenzikanika eyonezimbulayo baana basebo
ntabadde iiiii bwenvawo nadda kwokadda
laba sitaani bwampaguza waayita biri
ngabagoba(?)
..........
Awoono banange wenebuliza nti Wa ens' eno
gyentwala mubuyinike
ate nganeyongera kukula sikyadda buto kubanga nandize ewakitange
atengan'omwana wabwobwe kati byakoma nabyo nebigwawo
kale bwoteeba ogende mubagandabo ngamama onagyawa ne family
atenga n'emikwano gyennakuzino nagyo
gikweyuna olina sente
mazima bwobera omwavu terigyolaga munowo
nabamussanyu mbabulira
labalaba olumukuba ka back nsekozoleka nku
gambye nakugeeya nakataga nti munaffe
tantabudde gabalema agokukola nebatulira
okubeyuka mbunzize nkuubuzeeko abadde
ngankugambye gwenatumidde obubaka
iiii
.........
Wabula neebaza mukama owobuyiinza eyampa
nesinyaaga nebweezibula
tolabanga okufira mubalabi nensimbizobadde
obba nolekaawo
teyakoma kweekyo abemikwano naye ate yanyamba ekyomuwendo
kuba mubintu byobutonde sirinali kyenjula yakola kyasobola kyonna
kalenzendikuwamani rwendya lwembala naye nina n'omikazi ewaka
ate ng'osanga omugaga gwebatakiwa naye ate nadaaga eky' omukyala
ate nze akantu konyoma nogayorira munowo
nenerira obuyiyize
kaleno ebyamukama bwebifanana kuba lugabatagaba byonna
bwaliba owokumpa alimpa kangume mukama
yalimanya gyaddaza ate
ebyange mbirekedde mukama yeka yamaanyi
obangekintu kyeeyampa nzekimala
(?)
.........