Mbirekedde Omutonzi Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Mbirekedde Omutonzi - Fred Ssebatta
...
Wooooweeeee
Fred zinsanze banange
tewaali aba munaku ngattekoma naaye nze binsobedde banange
Ennaku eyange efuuse yalunywe atenga yanvabuweere mubukulu laba neweenvubuse era nzekyekimu nabulwa eddembe n'essanyu jjebisula
Era nsisimuka ettumbi nendowooza ngandaba ndimukabiga
Nenebuza mukama kyennamukola okunsiba mubunaku obuungi
Buli ekyange kyentegeka nekiffa obuffi okukkola nesiganyulwa
Ate ngan'omulembe mwetuli nagwo ogulaba gunyuuma olina sente , omwavu togusobola,ebintu byalero binyuma olina Kassi, nayenze ndababulabi,wabula kangume mukama yaalimanya jandazza nze.
.............................
Baange obwaavu kinvumo kibi oli nabwatakwongeera ekyo kimala
song'ate teewaba abweyagaliira naye Katonda kyakuwa
bwoba watondebwa bwaavu gwenebwokala era bukwesibako
songa n'obugaga bw'ens'eno tebuvawala eri oyogwaadde
naye nzebanange bintabudde
obwaavu bunfuukidde olumbe
muubutitimbe bwensimbi eziri kunsi ezaange zabulako bannange
osanga nkeera kumambya nengenda nkola olusi nensulayo ngantagana,buli lunnaku nkeera kukoola, naye raaba bwenvaayo nganeyokulya njiddaga, iii ens'eno endaziza,oyo jjaaja yandyabuli, nesisasulwa musaala.
..................
Eby'ensi banange bintabudde Fred zinsanze, waabula mbiirekedde mukama yeeka yamaanyi kuba yeyaantonda
bwaba yateegeka bwatyo kambonebone bulikya nanonda ng'ayagadde
kasita siyiita bweere kyoka kyensaba n'ekyendya nanfuunira
neme kukaabira bingi byabugaga lugaba byatampe
kuba ntabadde n'ensimbi abeemikwano naye obugaga bumbuze gyebusula
n'emirimu nkoze miingi egitaaligimu sirimba nsussa n'ekuumi okugibaala ezo emmotoka nenzikanika eyo nenzimbulayo banana basebo ntabadde iiii bwenvaawo nadda kunkata laba sitaani bwampaguza wayiita biri ngabagoba.
................
Awono banange wennebuuliza ens'eno gy'entwaala mubuyiinnike
ate nga neeyongeera kukula sikyadda abuto kubanga nandize ewa kitange
ate ndimwana wabwobwe kati byakoma nabyo nebigwawo
kale bwoteeba ogende mu bagandabo ngangamama nogyaawa nefaamire
ate nga n'emikwano gyennaku zino zikweyuuna olina sente
mazima bw'obeera omwavu terigyolaga munowo nabamusanyu mbabulira
labalaba olumukuba kaba nseko zoleka nkugambye nakugeya nakataga, nti munafe tantabudde, gabalema agokukola nebajulira okubeyuka, mbunzize nkubuuzeko,abaddenga akugambye gwenattumidde omubaka.
.............
Wabula nebaza mukama owobuyinza eyampa nesinyaga nebwezibula
tolaba ngakufira mubalabi nensimbi zobadde obba n'olekaawo!
teyakoma kwekyo abemikwano naaye ate yanyamba eky'omuwendo
kuba mubintu by'obutonde sirina kyenjula yakola kyasobola kyonna
kale nze ndikubwamani lwendya lwembala naye nina n'omukazi awaka
ate ng'osanga omugaga gwebatajiwa
naye ate naddaga olw'omukyala
ate nze akantu konyoma n'ogayirira munoowo nnenelira obuyiyize
kale no ebyamukama bwebifanana kuba lugaba tagaba byonna
bwaliba wokumpa limpa kangume mukama yalimanya gyandaza nze,ebyange mbirekedde mukama yeka yamanyi obanga ekintu kyeyampa ekyo kimaala. (?)
..................