Baana Bange Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Baana Bange - Fred Ssebatta
...
mwesiimye abayina bakitamwe abakola entegeka nemutasanga bwaavu, vva kuffe bankoba zambogo lwotakoze kizibu okufuna kyolya, kwoteeka ebizibu ebyenjawulo ebitulumbagana nobulako ayamba, so nga omwana wa bwobwe nebwakola ekyejo afunako ababiita, naye bano ba zinkulubuse wakaaba yakoowa tayinako amuzza, nange bwentunulira abange nenfuna omutima ogwenyamira olwebyo, gwe nze atayina kyentegese nti kilijuna abaana benzadde abanji...