Akaserengeto Lyrics
- Genre:Pop
- Year of Release:2017
This song is not currently available in your region.
Try the alternative versions below.
Alternative versions:
Lyrics
Akaserengeto - Eddy Kenzo
...
(Oohh)
Uh yeah, uh yeah ehh, I love you my baby darling
(Audio one) Era nkwagala nnyo baby wange
Uh yeah, uh yeah ehh, I love you my baby baby
You make me speechless
Kubanga kyansukkako
You make me restless
Kubanga njagala nkole nfune, era nkuwe
Mwana gwe ompadde challenge
Mu bulamu ompadde challenge, ahah
Ogwo omutima ogwa gold, empisa ezom’bantu, n’obulungi bwo
Amazima wasukkuluma aahh (Wasukkuluma)
Nafuuka mwana, ehh eehh
Onfaako bambi, ehh eehh
Eno ewange kaalaala, kaalaala, kaalaala
Akaserengeto
(Akanguya buli kimu nga totaddemu maanyi)
Kaba kaserengeto
(Kasta mbeera nawe gwenjagala mu mutima)
Kano kaserengeto
(Akanguya buli kimu nga totaddemu maanyi)
Kaba kaserengeto
(Kasta mbeera nawe gwenjagala mu mutima)
Kati oba mukwano bwosize (aahh)
Gwe tuula wesirikire (aahh)
Ogenda gukungula
Kuba teri asiga kasooli nafuna bijanjaalo njagala okimanye bwekiba, ehh
Wamponya bali abayaaye abambadala
Nondeetera omukwano ogwa nnama ddala
Nze ndikuwaaki mukwano nenkusanyusa
Kuba onjagadde nojjayo amakulu kwagala
Leka mbeere naawe, ehh (Mbeere naawe)
Leka ngumire ku ggwe, ehh
Kuba gwewalabyeeko ye mwaana
Akaserengeto
(Akanguya buli kimu nga totaddemu maanyi)
Kaba kaserengeto
(Kasta mbeera nawe gwenjagala mu mutima)
Kano kaserengeto
(Akanguya buli kimu nga totaddemu maanyi)
Kaba kaserengeto
(Kasta mbeera nawe gwenjagala mu mutima)
Uh yeah, uh yeah ehh, I love you my baby darling
Uh yeah, uh yeah ehh, era nkwagala nnyo baby wange
Buli ayambuka amaliriza akkirira
Naye nze nawe tukkirira tunyumirwa
Laba obusozi bwetuvvunuse emabega
Kabibe biwonvu tubiyitamu tunyumirwa
Oli mujjawa agumira ebizibu
Nasigala nga musanyufu takaluubiriza
Tuli bakubeerawo nze nawe darling
Njagala nkuwe omukwano gwennina mu bungi, ehh
Akaserengeto
(Akanguya buli kimu nga totaddemu maanyi)
Kaba kaserengeto
(Kasta mbeera nawe gwenjagala mu mutima)
Kano kaserengeto
(Akanguya buli kimu nga totaddemu maanyi) (ehh)
Kaba kaserengeto (oh oh)
(Kasta mbeera nawe gwenjagala mu mutima)
Akaserengeto
Nseeyeya sirina ttabbu yonna
Kaba kaserengeto
Wagonzaamu ebyaali byakaluba
Kano kaserengeto
Ehh ehh ehh, uh yeah yeah
Kaba kaserengeto
Akanguya buli kimu nga totaddemu maanyi