Akaffekye (Acoustic Version) Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2022
Lyrics
Akaffekye (Acoustic Version) - Rema namakula
...
.. .. ..mmmmmh
omanyi bulikimu kyabala munze
lino ttaka jimu kwosiga
nabala amatoke ndiko namayuni
ndimusiri gwafene nemboga
nze maama yansimba nomudo nakoola
Kati bulikimu kyabala
yansensula matabi nobukoola
ebijimusa nabyo byanoga
yafukirira bulungi ngekyeya kisuse
akasana kaleme okunjokya
yankuza natuuka okumulisa
ngabuli kisaako Kiri mubibimba
Nina binji byotonalaba,Nina binji ebyekwese Munda Eno
nze eka bantendeka najula akaffe cheeeee
Nina binji byotonalaba gwe,binji ebyekwese Munda eyo
nze eka bantendeka najula akaffe cheeeee....
nkirako kuli akajanja,kachayi akawomu akasinga
akakujamu akawewo nkubike nga...munange
nze mama yanyonsa bulungi buli kitundu kunze kili mukifo kyakyo
nalukirwa ka London Sansa ku bugogwa
luwombo lwenkoko lwagalwa naye tonyerangako byotonywa
otunulanga kunze huni stress etere egende
nawulirako kuba kawomera kunze kwolikoma nowola
ndikubika love ebinkunta obisibe mukave....eraaaaaaa
ndikubika love ebinkunta obisibe mukaveera
ihi.
Nina binji byotonalaba.....Nina binji ebyekwese Munda Eno
nze eka bantendeka..... najula akaffe cheeeee.....*2
.....,,,,,,,,,,,,