Loading...

Download
  • Genre:Afropop
  • Year of Release:2022

Lyrics

Wandiisa Ki - Rema Namakula

...

Wandiisa_ki by Rema Namakula

Nessim Pan Production

Amaaso gange tegatera kukememebwa

kuba ekilungi n'ekibi nkyawula

Ate nekinazaala

emirerembe

nakyo mukama akimponya

nzijukira nakulabako bulabi bwenti

e meeme nentyemuka

simanyi kyewankola oba kyewampa kyonnaa

aah naye wakikola

Mbuuza wandiisa ki

wanyweesa ki

wantegesa butego ki gwe

Aah nze wandisaaki

wanyweesa ki

abalala byebatalaba

Mbuuza wandiisa ki

wanyweesa ki

wantegesa butego ki gwe

Aah nze wandisaaki

wanyweesa ki

nkusaba leero ombulire

Omulunji ategomba kuba namubutaala

Tolinga Bali ba Arnold

Wagula e Ccupa olwo neyetala

ebbaala yonna emulengere

Nze abo wabamponya

ba kayoola

ate nange ndi simple nga bwolaba

Wamma sembera

nange kansembere

tukikubemu bwetuti

sabula

palabapa palabapa palabapa palabapa

palabapalapapapa

palabapa palabapa palabapa palabapa

palabapalapapapa

Mbuuza wandiisa ki

wanyweesa ki

wantegesa butego ki gwe

Aah nze wandisaaki

wanyweesa ki

abalala byebatalaba

Mbuuza wandiisa ki

wanyweesa ki

Wantegesa butego ki gwe

Aah nze wandisaaki

wandisaaki ki

nkusaba leero ombulire

Abageya bageya abanyumya banyumya ebiboozi

Naye nze sibiwulira

Nafuuka kiggala

Pamba gwentadde mumatu gano golaba baiby

Segomba binji kuba byenegomba byonna

Biri mugwe dear

Wamma sembera

Nange kansembere

Tukikubemu bwetuti

sabula

palabapa palabapa palabapa palabapa

palabapalapapapa

palabapa palabapa palabapa palabapa

palabapalapapapa

sabula

palabapa palabapa palabapa palabapa

palabapalapapapa

palabapa palabapa palabapa palabapa

palabapalapapapa

Mbuuza wandiisa ki

wanyweesa ki

wantegesa butego ki gwe

Aah nze wandisaaki

wanyweesa ki

abalala byebatalaba

Mbuuza wandiisa ki

wanyweesa ki

wantegesa butego ki gwe

Aah nze wandisaaki

wanyweesa ki

Nkusaba leero ombulire

Similar Songs

+

      -   or   -

      -   or   -

      NG +234

          Please Select A Playlist

          Add New Playlist

          Share on

          Embed: Love & Light EP

          Custom Size :

          • Default
          • Desktop(300*600)
          • Mobile(300*250)

          Type :

          • HTML/HTML5 (WordPress Supported)
          Get Boomplay Premium
          for
          Payment Method
          Pay With
            Review and pay
            Order Date
            Payment Method
            Due Today
            Flutterwave
              Subscription Successful

              Congratulations! You have successfully activated Boomplay 1 Month Premium.

              Now you have access to all the features of Boomplay App.
              Payment Failed

              Please check your balance and then try again.

              You'll lose your subscription if we don't have a working payment method for your account, so please check your payment details.
              Need help? Contact Boomplay Subscription Support.
              Payment Processing...
              10 s

              Payment is being processed by . Please wait while the order is being comfirmed.

              Payment Processing
              Your order is processing, and it may take up to a few days for the service provider to handle your payment. Please kindly stay tuned and check your order status in ‘User Center’.
              About Order Status