Bareke Abo Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2021
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Bareke Abo - Pallaso
...
Do do dodo do do doo Kama lvan oh yes
do do doo dodo do doo do oh yes
baby balek(e ) abo bagala kutwawula
(see l just wanna make you feel alright)
baleke abo bagala kutwawulaa ( harsh bitts)
Kati nkugabil(a) omutiima gwe sweet gwe na siima abalala banema
bajinze jinze ebigambo nga bagala nkukyawe nz(e) okukyawa kwanema
wanteka mubulamu wampa essanyu kyik(i) ate kyenjoya
Kati kyetubuzayo kuzala baana Bambi baby wange to ngiwa
give me sometime nsabayo akadde nawe
tunyumyemu kumboozi naweee
baby maybe one night or two nights or maybe forever
coz l will never let you down
nsabe ne mukam(a) atukuume
telikiyinza twawula ( twawulaaaa)
baby balek(e) abo bagala kutwawulaa (l can't believe this baby gal)
baleke abo (eehee) bagala kutwawulaa (harsh bitts)
kati wesigame kunze Bambi berawo wenkulabila
mukwano go gufuuse engine omutiima kwe gukubila
ba kuntunga mu dibba kyona kyewategesa amazima onina
njagala onteke mussanyu lwetutagenda kwejjusa nze lye njoya
nze benasingila ddala ate okwagala ate tebanyumyanga byenkola
nabaal(i )abokumutiima mikwano jange ejjadala najjo nejjiduka
nze nkwebaza waguma olaba n'olwazi lumala nelwatika
njagala nkuse mussanyu osany(e) okweyagalila mu byeniba
give me sometime nsabayo akadde naweee
tunyumyemu kumboozi naweee
baby maybe one night or two nights or maybe forever iyee coz l will never let you down (u do'know)
tusabe nemukama atukume teli kyiyinza twawula
(twawula)
baby baleke abo bagala kutwawulaa (l love you baby gal)
balek(e) ababo bagala kutwawulaa (l love u en will love u)
Kati wesiigame kunze eee
Bambi belawo wenkulabila
mukwano go gufuuse engine omutiima kwe gukubila ( you do'know)
l wanna let you know this!