Kirabo Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2021
This song is not currently available in your region.
Try the alternative versions below.
Alternative versions:
Lyrics
Kirabo - Ykee Benda
...
woyiyoyiyoyiyoooo x2
ekirabo kiikyooo
crazy crazy pon the beat
ykee ykee pon the seat.
ekirabo kyenina ekirabo kyenina ahhhh
chorus
Kansabukulule
Leka nkuwe omukwano guno
Ekirabo kyenateereka
gwe mukwano gunoo ohh
Kansabukulule
Leka nkuwe omukwano guno
Ekyama kyange..
Leka nkikwatulire
Kansabukulule
Leka nkuwe omukwano guno
Ekirabo kyenateereka
gwe mukwano gunoo ohh
Kansabukulule
Leka nkuwe omukwano guno
Ekyama kyange..
Leka nkikwatulire
verse
Emyaka musavu
Nga gibadde Muwanvu
Nga noonya nobuvumu
Mbikugambe mu lwatu
Ebbaluwa kasanvu.
Zempandiise no mwatu.
Zannema okusindika
Byonkola nga muli biwanvu
Byannema okwogela kyenva mbiyimba
Namanyi ganzikwa nebwolaba nsinda
Neyogeza misana ttuku ndoota
Nti luliba olwo nongabira nomusika
Kambiwandiike mbikubire ku guitar
Kyensaba mukwano gwe sengeka
doboozi tolitya silyelisinga
gwe wulira ebyo no byeliyimba
chorus
Kansabukulule
Leka nkuwe omukwano guno
Ekirabo kyenateereka
gwe mukwano gunoo ohh
Kansabukulule
Leka nkuwe omukwano guno
Ekyama kyange..
Leka nkikwatulire
Verse
Omukwano Omutima guyimba linya lyo
Omukwano nekubwongo najuzza bifananyi nyo
Omukwano omukwano gunyumanyonngemitima gyogeraganya
Omukwano uuhhh kyekirabo kyenetisse
Ekirabo kiikyooo
Omukwano guugwoo
Baby toffa ku nsabika
Ebigambo silina bingi
Ekirabo kiikyooo
Omukwano guugwoo
Nkusaba toffa nsabika
Omukwano ninna mungi
chorus
Kansabukulule
Leka nkuwe omukwano guno
Ekirabo kyenateereka
gwe mukwano gunoo ohh
Kansabukulule
Leka nkuwe omukwano guno
Ekyama kyange..
Leka nkikwatulire