Mulubiri Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2020
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Mulubiri - JOHN BLAQ
...
yee ye
je je
mulubiri lwo mwensaba obutuuze
ayabass
tuula lowoza byenkugamba, mmh
ela ndowooza oba nkusonsek'akanamba naye ntidemu
abaakutukako banji baava mu mawanga
Kati nze kasaada wabwe...baaba
nyabo bwompomukisa
njagukosez'ogwo omukisa
mungu bwampe'kisima
njakulaga laavu amazima
bwembula nteleeza sigaana..eh..ahh
nze nviira jinja nedda baaba..si lweza
Naye nsaba butuuze
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
mwenfunila emirembe
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
wano wano
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
nze mwensaba obutuuze
njakukuuma nga bambowa
njakutambuza nga kimbowa
empisa embi mwatu zabula, ewange zabula
ye maama nyabula nze n'ompa olunaku ndukozesa
neweliba ddakiika njikozesa
yade katikitiki nako ndikakozesa
Kati jira nkukasaba.. ndowooza owulira..
ndowooza lulib'olwo luliba..
mulubiri lwo n'onyaniriza..
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
mwenfunila emirembe
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
wano wano
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
nze mwensaba obutuuze
••~••
ekikooyi, Ggossi byona birabo byo
kyon'ompa kyon'ompa abewakka balabeko
bwoba tolina tewali buzibu kasita nkulabako,
smile y'eyo kasita njilabako
birotto nfuna, birotto nfuna
byewantuma okola nze mwattu byenkola
birotto ndaba birotto ndaba
nkuloota onetegereza ngakati bwokola
oba byendotta byebittufu, nkusaba obifule bittufu
oba byendotta byebikyamu, awo nandiba nga nzemukyamu
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
mwenfunila emirembe
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
wano wano
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
nze mwensaba obutuuze
•••~•••
mulubiri lwo... mulubiri lwo wano
mwenfunila emirembe
•••~•••
(Lyrics by Hadad & Victor)
_0703 127342 & 0704 752766