Nasimatuka Ex Lyrics
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2018
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Nasimatuka Ex - Spice Diana
...
Unh!
Yampisa bubi nze ne mulekawo (unha)
Yasumagira nze ne mulagako (OK!)
Eno Beats
Spice Diana (Da-da-diana)
Wabula nasimatuka ex
Wabula nasimatuka ex
Bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
Nasimatuka ex
Wabula nasimatuka ex
Wabula nasimatuka ex
Bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
Nasimatuka ex
Sirina na kwejjusa kwonna
Taliiwo naye obulamu bugonda
Yalinga nga yenyiizanyiiza
Nga yekyangakyanga (wulira)
Nga yepankapanka (unha!)
Yali alowooza mbu bwanagenda
Yali alowooza mbuno ngya kusemba
Kumbe kati ate obulamu buwooma (ayi yeah yeah)
Taliiwo naye ate life ewooma nyo (unh!)
N'okwenda yali ng'ayenda
Ndaba nga yalinga ansembya
Yamala Katonda n'aleeta ensonga (unh!)
Gwe! Muleke oyo ffala
Wabula nasimatuka ex
Wabula nasimatuka ex
Bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
Nasimatuka ex
Wabula nasimatuka ex
Wabula nasimatuka ex
Bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
Nasimatuka ex