Singa Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2017
This song is not currently available in your region.
Try the alternative versions below.
Alternative versions:
Lyrics
Singa - Ykee Benda
...
Yeah Yeah eh
Ykee Benda yeah
singa gwe eyali omusana ogwakanga
SSinga gwe eyali enkuba eyo etonnyanga
Ye singa gwe eyali empewo eyo ekuntanga
Singa nze nesiimye
Singa gwe eyali omusana ogwakanga
Singa gwe eyali enkuba eyo etonnyanga
Ye singa gwe eyali empewo eyo ekuntanga
Singa nze nesiimye
Singa ,ku nsi gonna Eno twaliko fekka
Singa ,buli kalungi nze nkakukwasa
Singa ,eggulu lyeggula gwe n'olaba
Essala ,ze mpaayo ku lulwo malaika
Gwe manya ,nne my bire my bbanga ntukka
Gwe bwongamba ,nze wuwo era abasinga
Buli gye mpiita ,nga ndi nawe
nzimbazimba
Ky'ova olaba ,nne'ekifuba oluusi kiruma
Singaaa
Singa gwe
Eh singaa....gwe
Singaaa
Singa gwe
Eh singa....gwe
Maaso taala
Gonna gwe abasinga
Mulisa Eno Munda
Omwange mw'otuula
Kimuli my flower
Kulembera bwe tukumba
Omwana ow'ensonga
Ne mu nzikiza tabula
Ky'ova olabba birungi
Nze nkwagala na mu bungi
Musaanna ogwo ogwaka
Oba enkuba eyo etonnya
Era ddala birungi
Nze nkwesiga na mu bingi
Ku gwe omulungi
Kwe nzimbidde omusingi
Singaa
Singaa
Singaa