Gano Ge Makka Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2022
Lyrics
Gano ge Makka
Aga tandikiddwa Mukama
Nga era mateketeke
Ekituleese netunguna mubunji
Kwekujurira embaga eno
Mutaddeko Omukono nemukikakasa
Era tekirina kibusabusa
Abagole nga balungi nyo
Omukolo nga matendo oh
Mukama kyagase tewaliba
Akyawukanya
Tubasabide omukisa gwa
Katonda
Okwagala kuli kwe yatusizawo
Yesu Kakube mubufumbo bwamwe
Nga musa kimu
Lwemukyankalanye esaala
Kemale ebizibu byamwe
Abagenyi bwe bajja ne mutendereza
Christo Kayake makka gamwe
Kyetubasa kwekwagalana
Okutusa okuffa nobwesigwa okwo
Nga musa kimu
Obukambwe mumakka bubi
Tebulina kalungi konna
Wabere wo okutesa
Yengeri esinga
Mukama kafuge
Amakka gamwe