Biyongobera Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2022
Lyrics
Buli lwenonya akalungi munze
Nakuwadde omubi yanyagako ebyange
Nebwenjagala okufuba
Kibi kyansula wala
Mbaga binno ebimuli
Bwe biyongobera nebikala
Jangu Yesu otule
Bwobukala munda muffe
Byebibala ebilungi byebalaba
Gwe suubi lyokka
Bulamu bwange obwayononeka
Buteleeze
Nga nesuunze odde
Ntule kugwa dyo
Nomwana gwendiga
Negomba buli obuteefu Yesu bweyalaga
Nebamufujjila amalusu natalwana
Naye nze bigaana
Osanga tulwana
Oomutima gwange
Gukyuse ompe ogwenyama
Nkusaba ompe amanyi bunafubwange bukweke
Onzize bujja mulugendo lwange nze
Manyi Mukama osobola
Mpamusana ogumala
Neme okulumya abalala
Ompe obulamu obulala obwekisa