Yagala Muno Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2022
Lyrics
Omuntu bwanyigilizza enyindo
Kiki kyafuna kulaba musaayi
Nange byensilidde bingi
Naye leero njagadde okuwabulwa
Abamu mukanisa babi
Wadde ekanisa nungi yokubwayo
Omuntu nakolokota omulala songa atusuumba
Ye Yesu bya naku binno
Yagala muno nga bweweyagala
Omulokozi Yesu bwagamba
Omuntu alinna limu ebanjja
Kwagala Mukama kyasiima
Lugendo tuyita mu lumu anti
Kiki tweyuza tetutya Katonda
Mbuuza twelimira ki empindi
Nga nolusi abakunyibwa tewaba musango
Byetwekolokota byakito
Okukira kayini nomuto Abeeri
Ndowooza twandibilese netuganya Yesu atuzimbe
Kubanga lyekubo liri
Engombo twogera waluganda
Naye nga muli mitima mikambwe
Bangi abakutukila mumaanyi
Olwebye ebyogerwa nebatendewererwa
Abayewadde yo nti akole
Olunyikila ati nga bamulumba
Mazima byembabulira mbilabako
Mpozzi nga ewamwe bilungi wanji bweguli