Omuwejjere Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2022
Lyrics
Ensi oba ekyuka
Nsabye ompambatire Yesu
Neme okukwegana oba okwesitala wendi
Munsi bingi ebindetera okukugwa bingi
Nkwata Omukono
Ompalule buwaluzi kyekisinga
Nyweza Yesu
Nzize nkidingana Ensonga
Munsi nwanye
Naye era binema obanga
Lucifer yali malaika
Yagyemesa abalala ntonko
Olwo ate kunze
Ndi gyali nga omuwejjere enyo
Byonna mwendi obiraba
Era obisobola Yesu
Nyamba nange
Ndaga era obwenyi bwo Yesu
Era nange mpayo Chance Leero
Nkwata Omukono
Ompalule buwaluzi kyekisinga
Ensi oba eganye ekyokunsembeza its ok
Bwemba nawe
Ekyo kinsigira ebinji
Kambe woli
Muli onkwatwe ekisa Yesu
Nkwata Omukono
Ompalule buwaluzi kyekisinga