Ndikuwaki Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2019
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Ndikuwaki - Pallaso
...
**eee!! **
Eddie Dee karma ovien
ndikuwaki gwe eyampa obukumi ampisa mubitoomi ye gwe sabalwayi
siliva woli gwe eyawandiika olutambi lwo bulamu bwange byonna gwe ageera
Munange nga wondaba ninga wendi
siyina ssubi walala yegwe ssubi
Teri kinanema mukama bwomba kumpi
eliso lyo liri ndaba yonna gyendiba
Abeekisse mu makubo ndi (bawangula)×2 eeeh
Enzigi mu makubo (ndi ziwangula)×3 eeh
abeekisse mu makubo (ndi bawangula)×3
enzigi mu makubo (ndi ziwangula)×3
tumutendereze tutendereze omutonzi
bwe ntunula gyonzigye eyo wansi mubikonge aaah nina okukwebaza
Nebwembera ge essubi linzigwamu nzijjukiza nga nti plan zo ze zisinga
wenkusobya nga lamuza kisakyo tondeka kugwa yo wadde nga nemwa nnyo
munange ne bwo ndaba ninga Wendi
siyina ssubi walala ye gwe ssubi
teri kinanema mukama byomba kumpi
Eliso lyo liri ndaba yonna gyendiba
Abeekisse mu makubo (ndi bawangula)×2 eeeh
enzigi mumakubo (ndi zi wangula)×2 eeeh
abeekisse mumakubo (ndi bawangula)×2
enziigi mumakubo( ndi ziwangula)
Ha aaah aaah
nsebeza ntekka kumpi mukama nsebeza
Abeekisse mumakubo (ndi bawangula) ×2 eeeh
enzigi mumakubo (ndi ziwangula)×2 eeeh
abeekisse mumakubo (ndi bawangula)×2
enzigi mumakubo (ndi ziwangula)