Onyumira Kadaali Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2022
Lyrics
Mukwano kyensansaba tokyukanga
Nebwebakuwa namunkanga
Ekyo kigira nekinkanga eeh
Banene bakulira zi ganga
Bwoyoya bakusalira mpanga
Sente bazinoga mu banga
Bakuyise bakuwa amasanga
Nebwoba ogenda kunvuma nze sikitidde
Manya ebigambo bingi sweet byowulidde
Nfunye ebikemo bingi bambi wotabadde
eeeh
Nkusaba ondagirire ntuuke wooli
Olabika bulungi onyumira kadaali
Nyongera smile nkuwe omudaali
Daali nkuvuge ku kagaali
Nkusaba ondagirire ntuuke wooli
Olabika bulungi onyumira kadaali
Nyongera smile nkuwe omudaali
Daali nkuvuge ku kagaali
Toba nga wabivaako
Mu mutima gwo tokyandowozaako
Omukwaano waguvaako
Gwoyagala tebakufaako
Bambi gezaako
Wonjagala togenda kwejussa
Mu mutima gwo beera nekisa
Nebukya ngonkyaaye kyentidde
Eyo manyi abagagga bangi
Baseka tebalaga langi
Nkimanyi bakusaba bingi
Mukwano nyweera ku musingi
Nkusaba ondagirire ntuuke wooli
Olabika bulungi onyumira kadaali
Nyongera smile nkuwe omudaali
Daali nkuvuge ku kagaali
Nkusaba ondagirire ntuuke wooli
Olabika bulungi onyumira kadaali
Nyongera smile nkuwe omudaali
Daali nkuvuge ku kagaali
Banene bakulira zi ganga
Bwoyoya bakusalira npanga
Sente bazinoga mu banga
Bakuyise bakuwa amasanga
Toba nga wabivaako
Mu mutima gwo tokyandowozaako
Omukwaano waguvaako
Boyagala tebakufaako
Nkusaba ondagirire ntuuke wooli
Olabika bulungi onyumira kadaali
Nyongera smile nkuwe omudaali
Daali nkuvuge ku kagaali
Nkusaba ondagirire ntuuke wooli
Olabika bulungi onyumira kadaali
Nyongera smile nkuwe omudaali
Daali nkuvuge ku kagaali