Nzija Kunjegere Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2022
Lyrics
Mukwano naawe
Bambi jila mukwano naawe
Mariam Milan
Naawe
Bambi jila mukwano naawe ehhh
Otunula nga alina ekisa
Kyoka omutima ogutuntuza gwe abigaya
Gwe abiwomesa love yange gwe ajiyambusa eh
Ontunuza nga ekikere (ahh) onsamba nga ekikebe
Ontunuza nga ekikere (ahh) onsambye ondidde omugere eh
Onsibide mukaveera onjoledde mukayoola otadewo ekibeera
Ebyadala silina antegeera
Nzija kunjegere njagala onzije kunjegere eno ondese ku njegere
Njagala onzije kunjegere yehh nzija kunjegere njagala onzije kunjegere
Eno ondese ku njegere njagala onzije kunjegere yehh
Njagala onzije kunjegere eh eh yehh yamba buyambi omponye ensekere
Njagala onsule kulusegere njagala okutule njegere njegere njegere oyagala nkekeme
Oyagala nkemebwe kuba kuba'onsibye enjegere nze kandebele gwe boi kogusibe
Gwo'gusiba enjegere
Nzija kunjegere njagala onzije kunjegere eno ondese ku njegere
Njagala onzije kunjegere yehh nzija kunjegere njagala onzije kunjegere
Eno ondese ku njegere njagala onzije kunjegere yehh
Kyuusa mungeli jeweyisa kuba nga oja kunzita oba nze ndiwakwediza lwampaka nayize nokusoola
Otunula nga alina ekisa kyoka omutima ogutuntuza gwe abigaya gwe abiwomesa
Love yange gwe ajiyambusa eh
Ontunuza nga ekikere (ahh) onsamba nga ekikebe ontunuza nga ekikere (ahh)
Onsambye ondidde omugere eh onsibide mukaveera onjooledde mukayoola
Otadewo ekibeera ebyadala silina antegeera
Nzija kunjegere (ah haa) njagala onzije kunjegere (eno nzijja kunjegere) eno ondese ku njegere
(Ah haa) njagala onzijje kunjegere (eno nzijja kunjegere)
Nzija kunjegere (ah haa) njagala onzije kunjegere
(Eno nzija kunjegere) eno ondese ku njegere (ah haa)
Njagala onzije kunjegere (eno nzija kunjegere)
Mukwano naawe bambi jila mukwano naawe Mwoto Sound naawe bambi jila mukwano naawe
Eh