Nzija Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2022
Lyrics
Nzija - Jackie Kizito
...
NZIJA
Hmpulira bulungi bwe mba naawe,
Baibe onsanyusa.
N'abo be nkusanga naawe,
Nze olumu bantiisa.
Kubanga baibe lwe sikulabye,
Mbeera nziyira,
Nkusaba osembere eno,
Nkwagala ku near.
Baibe by'okola bye njagala,
Okuva ku shoe ppaka ku hair,
Embeera zo zansobera,
Ngamba oba oli mulangira ssebo,
Nkwata bulungi ndi mwana wa bandi
Loss sirina wafunye win
Nkwagala nnyo nnyo n'amaanyi
Ebya Jackie ate tobiwa Kayisaali, baibe!!!!
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuuuu
Nze zija
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuuuuu!!
Sikyefasa bitazimba bitabulaaa!
Birumya omutwe
Singa omanyi engeri gye nkunoonya
Mpulira nga nkwetaaga
Love nkuwa ya bwereere
Funa, kima, nona
By'oyagala byonna nategedde
By'otayagala ne nkyawa
Omutima eno guluma
Gwetaaga ggwe ogguwonya
Vva ku bakusumbuwa
Nze nze nzekka alina magic soul,
Kwata wano olabe
Oba bye nkugamba nkulimbyelimbye
Kuba you're my best friend
W'otali i go insane
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuuuu!!!
Nze nzija
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawoo,
Uhuuuuu
Ndaba kye ngula,
Ndi customer asuubula,
Baby ku nze malaika,
Tewali kimulema,
Nja kkakasaaa baibe!
Love nkuwa ya bwereere
Funa, nyiga, kima
By'oyagala byonna nategedde
By'otayagala ne nkyawa
Nkwagala nnyo nnyo n'amaanyi
I can't explain to you
Ebya Jackie ate tobiwa Kayisaali
Baibe baibe baibe naawe!
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuu!
Nze nzija
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuuuu
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuuuu!!!
Nze nzija