Njagaza kajanja ft. Ronald Mayinja Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2022
Lyrics
Njagaza kajanja ft. Ronald Mayinja - Karitas kario
...
Talalala talalala ummmm
olusozi lwomukwano ndulunnyeeko
abalala mujira mukyalwambuka
omuntu omutuufu ono gwempadde omutima gwange ali gukyuusa
guno omukwano ndayira nkisimbako amannyo nti tegulifendinga
ebilitwawula tuli bibuuka ffe tuli cement nankokoto
kati kwata omukono osseeko akalabo nkusaba kabe kakaaweta
olwo kabe nga akalambeeeeeh kendaga bano abalala
omanyi!! gwe jendi olinga switch,eyakisa ettaala
buli wosembera wendi mwana ggweeeee enzikiza njigoba
ehh ehh njagaza kajanja
love yaffe bajikolemu engombo
abaliwo wabule atusinga
nabalijja bajisome mubutabo
ohh beib njagaza kajanja
love yaffe bajikolemu engombo
abaliwo wabule atusinga
nabalijja bajisome mubutabo
akamweenyoko jendi mwana ggwee
kampummuza emmeeme
buli wempulira ku ddoboozi lyo
ohh ohh liringa lullaby
bwetuba mbantu nga oyogera
nnyamba onkube akaama
sweetness eri mu ddoboozi lyo
ebe yange nze nzekkaa
kankuteeke kulyato nkutwalanjaga kkazinga
nkunogere ekinazzi
omuntu omulunji alinga gweee
tasaana lukale
kankusimbe ekikajjo onywemu kka juice
olume nekuguno omuyembe
love yaffe kati esussee
telumya nanjala
njagaza kajanja
love yaffe bajikolemu engombo
abaliwo wabule atusinga
nabalijja bajisome mubutabo
ohh beib njagaza kajanja
love yaffe bajikolemu engombo
abaliwo wabule atusinga
nabalijja bajisome mubutabo
kati ngamba nti tolinkyawa
era nsubiza nti tolinvamu
banji balinze okunsekerera
mbu wankyaaye eyo bakube kalyonso
omutima gwo kale nno gube wamu
abo baleke bakube endele zaabwe
gwe kola kimu kunjagala
bali laba tetwekyawa bali bunira
omanyi gwo omukwano
ngulina mubunji ate nga gugwoo
siri guwa mulala
o**woooooowuwooooo
abo webawoggana bwebatyo
ekifookyo mumutima gwange
siri kituuzaamu mulala
nze naggulirawo gwe omuuu
newoliba ofuluma siri kukkiriza
talalalala talalalala ummm ummhumm