Bukyaayi Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2021
Lyrics
Bukyaayi - Davie Wryts
...
ooh wuwoh... another tj production, Davie wryts composition uuh..
Ensoga zino ozimanyi...ebya love gwe obitegera aahh
no no tosiba busungu, onyamba ko gwe anyiga ebi wundu, ongolola gwe andaga ekitufu onkwata ku mukono omulisiza gwe ttaala..aah ahh
chorus
nkusabye tondaga bukyaayi, tondaga bukyaayiii
mu mukwano tosamu kawaali
tondaga bukyaayi
tondaga bukyaayiii
mu mukwano tosamu kawaali
verse2
Gunsinze bitono byaliwa,
nze akayumba bwebubaka bwenkuwa..
bwomdekawo ondekera kyambikaaa eh yah
nkusabye tojako mattaala,
fukirira love etojere
ensobi ,zikolwa balamu
mukwano, njakukyusa..
tobiteka mulwatu, tobisasanya...
chorus
nkusabye tondaga bukyaayi, tondaga bukyaayiii
mu mukwano tosamu kawaali
tondaga bukyaayi
tondaga bukyaayiii
mu mukwano tosamu kawaali
verse3
Ensoga zino ozimanyi...ebya love gwe
obitegera aahh..
nga twasowaganya tutuula ku meeza
mukwano,
so kwegwa malaka
kutesa bu tesa si kuyiwa musayii...
chorus
nkusabye tondaga bukyaayi, tondaga bukyaayiii
mu mukwano tosamu kawaali
tondaga bukyaayi
tondaga bukyaayiii
mu mukwano tosamu kawaali