Tambula Ndabe Lyrics
- Genre:R&B
- Year of Release:2021
This song is not currently available in your region.
Try the alternative versions below.
Alternative versions:
Lyrics
Tambula Ndabe - Ivanka
...
IVANKA
LUX JAY PON DI BEAT
Mmmn
Abalala nze banema (banema)
N'omukwano tebalina (tebalina )
Yegwe kimulissa ndabiriira
Senvula amapenzi Nyumiirwe
Ooh yeah
Tambula ndabe omulungi we nsi Eno
Bye n'egomba obirina oli wa matendo
Yegwe andabirira ka nkwagaze fujjo
Omukwano kankuwe baby tokyali single (Aaaah....)
Maama yangamba w'endifuna omulungi
Mwagale kuffa muwe omukwano mungi
Ate nadala ng'alina n'empiisa enungi (Ehh)
Yegwe maama bulamu abasinga obulungi.
Tambula ndabe
Akamotoka ovuge
Tambula ndabe
Akamotoka ovuge
Ebyange by'e biibyo omulungi w'ensi Eno
Mukwano bulamu kankwagale nnyo nnyo
Nyongera ku byo mannyi nga bya mukwano
Bw'emba mbala Bala yegwe ansanyusa enyo (Ee Yeah)
Naava ku balala bwe ba nsinisa ebinnyo (Ee Yeah)
Abawala be Kampala mbatya nnyo nnyo
(Ee Yeah)
Kwatta wo yagala tubagambe kokoonyo
Yegwe Kimuli kyange ate onkyali muto nyo.
Tambula ndabe
Akamotoka ovuge
Tambula ndabe
Akamotoka ovuge
INSTRUMENTAL
Kye Nalota kye ndaba yegwe my darling
Mukama yagaba,yampa gwe my healing
Mubutuffu nkwagala onsingira shillings
Omukwano dagala onyogera nga mungi
Love jjetulimu enyuma nnyo nnyo
Ago amaaso go amalungi gankyunya nnyo nnyo
Neebyo ebintu byo ebiwoomu bizinta nnyo nnyo
Kwatta wo yagala tubagambe kokoonyo.
Tambula ndabe
Akamotoka ovuge
Tambula ndabe
Akamotoka ovuge
Tambula ndabe
Akamotoka ovuge
Tambula ndabe omulungi we nsi Eno
Bye n'egomba obirina oli wa matendo
Yegwe andabirira ka nkwagaze fujjo
Omukwano kankuwe baby tokyali single
Maama yangamba w'endifuna omulungi
Mwagale kuffa muwe omukwano mungi
Ate nadala ng'alina n'empiisa enungi
Yegwe maama bulamu abasinga obulungi.