Mukwano ft. Spice Diana Lyrics
- Genre:R&B
- Year of Release:2021
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Mukwano ft. Spice Diana - Lucky jo
...
Do you feel me now
I feel you feel you Jo
lucky jo again
spice Diana
LUCKY JO
obudde bugenze,akaseera mazeko anti wano kaninze,oba nandi genze naye omukwanogwo munda nze gundeeze
Oli kimuli,yegwe akulembera bali temuli,onjakira baby gwe mumuli
Yo ma queen Jo mulubiri iyiii
Privately,njagala nkusisinkane ehh
Exclusively,luberera nze nawe twagalane,kyensaba
mpakumukwano loving,nkusaba mukwano gwe darling ×2(lucky jo)
iyee oyagala mukwano loving,oyagala mukwano ma lovin'
oyagala omukwano lovin' bwenkuwa omukwano gwe ompaaki (spice)
SPICE DIANA
I know I know
nze abasinga ndi ka model ha hmm
Kati ssebo yanjaala ensonga ku table
Bwoba nga oyagala kubyenina
nange nno ngabira
Bali kikumi abankabira,why wouldn't I go with one iyeye
Tukiwemu akadde let's watch it,before you can touch it
Nina okukakasa you're the one biebe
tulyoke tugabane omuswaki
mpakumukwano loving,nkusaba mukwano gwe darling ×2(lucky jo)
oyagala mukwano loving,oyagala mukwano ma lovin'
oyagala mukwano lovin' bwenkuwa omukwano gwe ompaaki (spice)
LUCKY JO
Ninamuku money
embuzi tujije kutala
gwelaba baby
mpaku body,sembera mpaku honey
SPICE
Bwoba oyina mu money
embuzi tujije kutala
gwelaba baby,nkuwe ku body
ssembela nkuwe ku honey
LUCKY JO
Olimuki nayo kinorkon
elaijo noy noy
Amina engojjo ooh eyiii
mpakumukwano loving,nkusaba mukwano gwe darling ×2(lucky jo)
oyagala mukwano loving,oyagala mukwano ma lovin'
oyagala omukwano lovin' bwenkuwa omukwano gwe ompaaki (spice)
Tell me yo name,I wanna know you more,ngamba
Just tell me yo name,I wanna know your name baibe
Do you feel me now
I feel you feel you jo
Lucky jo again
Spice Diana
Lyrics by Lucy