Mu Kitiibwa Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2019
Lyrics
Omusajja ow'enaku
Yaganibwa banji
Omusajja owokubonabona
Neyetika obulumi
Abantu gwe bakweka obwenyi bwabwe
Yanyomebwa
Yaswazibwa
Wa mukwano nabaki
Waggulu ku musalaba wagamba nti kiwedde
Nebwewali mu ntaana
Ngolowoza kunze
Mu bilowozo byo
Ng'odowozako
Nga bwewasubiza enaku ssatu
Laba nga ziwedeyo
Laba ejinjja lijidwawo
Wuyo omwana gw'endiga
Hey, aweledwa amaanyi
Mu ggulu, kunsi ne wansi w'ensi
Buli lulimi lwatule
Yesu ye mukama
Gwe okuffa amaanyi go
Galiludawa
Gwe okuffa amaanyi go
Galiludawa
Amagombe tegakuyinza
Entaana teyayinza Kwegala
Wansasulira mirembe na mirembe
Gwe wawangula nange mpangule
Otujja mu kitiibwa otuza mu kiitibwa oh
Laba ejinjja lijidwawo
Wuyo omwana gw'endiga
Hey, aweledwa amaanyi
Mu ggulu, kunsi ne wansi w'ensi
Buli lulimi lwatule
Yesu ye mukama
Laba ejinjja lijidwawo
Wuyo omwana gw'endiga
Hey, aweledwa amaanyi
Mu ggulu, kunsi ne wansi w'ensi
Buli lulimi lwatule
Yesu ye mukama
Gwe okuffa
Amaanyi go galiludawa
Wamukano nabaki
Awayo obulamu bwe ku lwabala
(Omukwano gwakuba ekubo)
Wampa essuubi
(Wampa essuubi)
Wampa eddembe
(Wampa eddembe)
Waffa era n'ozukira
Wamukano nabaki
Awayo obulamu bwe ku lwabala
(Omukwano gwakuba ekubo)
Wampa essuubi
(Wampa essuubi)
Wampa eddembe
(Wampa eddembe)
Waffa era n'ozukira oh
Amagombe tegakuyinza
Entaana teyayinza Kwegala
Wansasulira mirembe na mirembe
Gwe wawangula nange mpangule
Otujja mu kitiibwa otuza mu kiitibwa oh
Amagombe tegakuyinza oh
Entaana teyayinza Kwegala
Wansasulira mirembe na mirembe
Gwe wawangula nange mpangule
Otujja mu kitiibwa otuza mu kiitibwa oh