Abazadde Lyrics
- Genre:Reggae
- Year of Release:2000
Lyrics
Abazadde - Madoxx Sematimba
...
music
ndibawelaki mwe abazade abange
ndibakolera ki nsasule ebirungi byemankolera nze ebuje lyamwe
njagala mbasanyuse omanyii
bwendowoza kubyemwefiliza , ngamukolerela nze omusayi gwamwe nemubonabona nze mbere mulamu nga mukola misana nakilo( mbawekitibwa)
music
banyafe banage abalera abayonsa abankuza kale basasire ngate nokuzala kuzibu
nzekilabo kyabwee[nzekilabo kyabwee]
katonda kyeyabawa naabo besime [katonda kyeyabawa naabo]
nze musaayi gwabwe [nze musaayi gwabwe]
ogulibadila mubigere[ ogulibadila mubigere]
nze mwana waabwe[nze mwana waabwe]
gwebenyumilizamu bulijo[ gwebenyumilizamu bulijo]
music
njagala omanyee nti bakkade Bo abo bakuweerela gwe omwana wabwe nebakutwaala mu somero nogunjuka a ah gwooli bayaamba mubukade
bawe ekitiibwa ekibasanila bagondere bayambe mubyebakola
ebizibu enfaafa byebayitamu ohhhh bayambeko basasile abo
music
nze mbebaza abanyosaaa
mweebale mwe abankuza nemungunjula nemunzibula amaaso
kale muwangaaléeeehh
music
nze kilabo kyabwee[ nze kilabo kyabwee ]
katonda kyeyabawa nabo besime[ katonda kyeyabawa nabo besime]
nze musayi gwabwe [nze musayi gwabwe]
ogulibadila mubigere [ogulibadila mubigere]
nze mwana waabwe [nze mwana waabwe]
gwebenyumilizamu bulijo [gwebenyumilizamu bulijo]
nze kilabo kyabwee [nze kilabo kyabwee]
katonda kyeyabawa nabo besime [katonda kyeyabawa nabo]
nze musayi gwabwe [nze musayi gwabwe]
ogulibadila mubigere [ogulibadila mubigere]
nze mwana waabwe [nze mwana waabwe]
gwebenyumilizamu bulijo [gwebenyumilizamu bulijo]
nze kilabo kyabwee [nze kilabo kyabwee]
katonda kyeyabawa nabo besime [katonda kyeyabawa nabo]*3*3*3