Mutima (feat. Serena Bata) Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2021
Lyrics
Mutima (feat. Serena Bata) - Radio & Weasel
...
Serena bata bata
radio weasel like bata bata ohh
Serena bata bata "sipapa
like bread and butter butter
CHORUS
Bangamba nti byamutima
ebintu byomukwano tebabituma
mukwano gwa mutima
Bangamba nti byamutima ebintu byomukwano tebabituma
mukwano gwa mutima
Mukwano gwa mutima gwange
yegwe gwe gwagala
mukwano gwomutima gwange
nange yegwe gwenjagala
oyagala omutima gwange
ombuzako ekyokukola
nze njagala omutima gwange
ngwagala nga bwe neyagala
mukwano gwa mutima gwange nkwagala
olusi nkwatibwa ne fitina
ndimubili gwamutima gwange
nze aguzibila kyegwagala
nkugamba mu doboozi lyange
omutima kyegwogela
gwesize maaso gange leero nti jakulaba eh eh e ohh
CHORUS
Kale singa ebyomukwano byali byakutuma
Nze nandibadde nonya nga noonya omubaka
kale ebyomutima byali byakutuma
singa obubaka bwange bwenkuweleza
tobufuna
naye buli lwenkulowozako omutima gunuma oh oh
nze njagala omutima nkusaba mutima
tompa mutima
Eno ensonga yomutima ekwasa nenyonta
bulumi gwobupima
nze njagala omutima nkusaba omutima
tompa mutima
Eno ensonga yomutima ekwasa nenyonta bulumi gwobupima oh oh
CHORUS