Kingambe Lyrics
- Genre:Pop
- Year of Release:2021
Lyrics
Kingambe - Flona
...
kingambe by Flona
singa nnali malayika nga nkulabako wonna wenjagalira
mbakuba ne helicopter ebyo ebizibu bya jaamu nembikuwonnya nga wonna wenjagalira nti nkutuukako laavu nengikukuba kyoyoya okulyako nenkufumbira kuba ekitone kyokufumba baankuza nakyo era bwobeera gyoli manya nti omutima gusula wuwo wekka bwoba gyoli manya nti
nkulinze odde okingambe ekyalema bali okumpa kingambe mwana gwe kingambe ekyalema bali okumpa kingambe (*2)
ekyalema bali kyalema naye ate gwe mwana gwe wakifuna ekyalema bali kyalema naye ate gwe mwana gwe wakikuba mbakuba nga nnina nga nnina sente eziringa ezabali nandibadde nga nkuwa obulungi bwo kirabo kintu Kya kuwaaa wherever you do ndi wuwo baibe hand bag wherever you go tokitya baibe wange Wendi ........ (oh bububu)era bwobeera gyoli manya nti omutima gusula wuwo wekka bwoba gyoli manya nti
nkulinze odde okingambe ekyalema bali okumpa kingambe mwana gwe kingambe ekyalema bali okumpa kingambe (*4)