Munakesa ft. J Wonder Lyrics
- Genre:Hip Hop & Rap
- Year of Release:2020
Lyrics
Bomu ya sadam. Sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
Abasilaamu katubawe salaam- ebyokuzalawa zalawa eba haram
Ba fan mwasitudde abaana ba ghetto- katubakube omuziki musabe ne battle
Fanya fujjo owone- gano majje ga NATO
Tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)
Temutya katunywemu ka lato- snapchat post batuweeyo ka photo
Topapa my baby tuula wansi just settle
Nkuyingize ekibaala batuweeyo bi bottle
Onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
D.j wakakuba baby onakeesa
Ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa (mbuuza)
Onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
D.j wakakuba baby onakeesa
Ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
Kibala kinyuma nga tuli babili- nga olina opposite sex ebbali
Bino byo binyuma nga fenna wetuli (hmm, hmm) - endongo etabuse efuuse kikili (kikili)
D.j yamanyi akayimba akaddako- Uganda vibes kati nno ffe tuliko
Kidongo kinyuma baby omukutteko- mutambule mpola anti mwe muliko
Abaana booyita abavubuka balinamu- communication zonna zibeela ku simu
Wooyingila ekibaala table bazituddemu- mulembe gwa bavubuka ffe banyinimu (don)
Onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
D.j wakakuba baby onakeesa
Ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa (mbuuza)
Onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
D.j wakakuba baby onakeesa
Ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
Temulinda kengele- kambakubilewo omuziki paka kubigele
Ebigambo tubisale- katuve mu kelele
Nze minister womuziki mu state house e’magere
Ate eno mukibaala- abasama balinye ku madaala
Atalina belaire kyekiseela bakusange mukidaala
Manager zikiza ku mataala abaze ne ba dem aba kawaani mbu baswaala
D.j ffe tujja keesa- tukubile muziki tetukya teesa
Coconut takyantiisa- ba dem aba kawani sikyanywesa
Onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
D.j wakakuba baby onakeesa
Ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
Onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
D.j wakakuba baby onakeesa
Ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
Bomu ya sadam. Sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
Abasilaamu katubawe salaam- ebyokuzalawa zalawa eba haram
Ba fan mwasitudde abaana ba ghetto- katubakube omuziki musabe ne battle
Fanya fujjo owone- gano majje ga NATO
Tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)