Bajikweka Lyrics
- Genre:Electronic
- Year of Release:2020
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Bajikweka - Prince Omar
...
mitima bajikweka nga buwale munda
bantu ba Mukama
tuli ku kiki kino
webamala okusomoka nga bavuma
abantu emitima bajikweka
bajikweeka
ekiletela abantu omenya amateeka
bajikweeka abantu emitima bajikweeka
katuddeko mulweeka
mbadde international kanyimbire ku beeka
bajikweeka ...
story ya Ashburg Katto
yatwewunyisa nyo , abadde People Power ossal'eddiiro
Full Figure obujulizi mbulina kubutambi
omuwala abikulira omusajja ku bisambi
aate namala gwe nakyuusa olutambi
bankwaata , bankaka , banforcinga
Bryan White ngolabye nebizibu
Love ya kojja Kitonsa , abuza Grace Khan mbu ani yakuyonsa
Bujingo nayawukana nomukyala muntiisa
divorce laba nebakayanil'ekkanisa
bantu ba Mukama
tuli ku kiki kino
webamala okusomoka nga bavuma
abantu emitima bajikweka
bajikweeka
ekiletela abantu omenya amateeka
bajikweeka abantu emitima bajikweeka
katuddeko mulweeka
mbadde international kanyimbire ku beeka
bajikweeka
sabavulu Balaam ne Chameleone
nga mwakola zi Million
mwesoyasoya ebigambo ku microphone
mwesiiga busa na [?]
abantu emitima bajikweka mu bikomera munda
mitima bajikweka nga buwale munda
bo bajikwekwera dala eli mbufunda
abantu about batutunda
wano ejjo nalabye Bajjo
kubya Corona nga akawunga k'akanonayo
muli neneebuza lwaki yakawaayo
abantu emitima bajikweeka
bajikweeka
ekiletela abantu omenya amateeka
bajikweeka abantu emitima bajikweeka
katuddeko mulweeka
mbadde international kanyimbire ku beeka
bajikweeka
tozanya naba badman people
comedy was Madrat and Chico
mukinjaaji na lipo
badmind people omutima teleka munsiko
baja ba smilinga besizeeko akazigo
mudido , muliro ku muzigo
antenna ku signal
tobuuza aate kiki kino
.........