Gundeeze Lyrics
- Genre:Reggae
- Year of Release:2018
This song is not currently available in your region.
Try the alternative versions below.
Alternative versions:
Lyrics
Gundeeze - King Saha
...
Anyway!
Owulira otya wobeer'awo
Nga munnowo taly'awo
Nze mpulira bubi eno
Nga munage tali eno
Baby wajja ng'enkuba
Nze weneggama kweku kufuna
Siyinza Kukuleeka muntu yenna okukweddiiza
Baby sijja kwatula ebbanga lyenakwagalira
Kati tulinze nambaga kyekyaama kyetwekumira
Yonno antankumbye maggolo
Mwana antankubya maggoolo
Yonno antwala mumaaso
Eya nsomesa ebyomukwano
Ekyama kyenekumira
Kuggwe kwenasokeera
Yeggwe eyandaga enjuba
No musaana wandaga omukwano
Omukwano gwe gundeeze
(Nga nninda)
Baby nga gundeeze
(Nga nninda)
Nyamba gundeeze
(Nga nninda)
Baby nga gundeeze
(Nga nninda)
Gundeeze leeze
Omukwano gunankutula
Omukwano gunna ndwaaza
Ndekka nze baby gunankabya
Omwana wamaama (Omwana wamaama)
Twasaba essaala (Twasaba wssaala)
Eno ye saawa
Tulabe ebyavva mussaala
Doreen, Oli olumu munsi eno
Olinga malaika munsi eno
Onjagaaza nnyo ensi eno
Nze nawe tunyumirwe ensi eno
Nkulungula nkulungula
Empulungusse zonna ozijeemu
Nze nkulungula
Nsoma soma ng'akapapula
Ng'ebireeko obyetaaga
Nze ndi ready okukuuma
Baby sijja kukwegaana
Baby olinga omufaaliso
Kwenfuniira otulo omufaaliso
Tugende leero mu disco
Bankubiire akayimba ka Sisqo