Insido Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2024
Lyrics
Insido - Pretty Banks
...
……
Pretty banks on another one
Nessim pan production
Amazima today leka njogere kyensirikide bulijjo
Mukwano gumpanise mu bire
Gunsitula nga buwujo
Gwegunsuza mu kilo ne kumakya gunkeera nga bujonjo
Kakati nkiraba , nkifuna
Ku kanyama ko nze kwenina okusuna
Onzibye omutima, bakuyite omushuma
Baleke ebigambo bogere naguma
Gwe gwenasiluwala, kimuli ky’ofukirira tekirikala
Ate nga ka langyi matiribona
Kalamata kalamata
Waze kweweweza mumiro gano mata
Ate , fata fata fata fata
Kyenjagade okumanya nti abalala wata
Nyumirwa okukuwa kyosabye
Insido……….
Nenkikuwa nga nze bwendabye
Insido………….
Nyumirwa okukuwa kyosabye
Insido ……………
Nenkikuwa nga nze bwendabye
Insido……………….
Kyona kyona kyona ekyetagisa (nkikola)
Saba kyona kyona ekyetagisa (nkikole)
Kyona kyona kyona ekyetagisa (nkikola)
Owone love ey’okupangisa (nkikole)
Olinga November , ogamba December come
Nga Santa, obeere Christmas lover,
My rabanda ogamba come on lover,
Ne byenkweka ogamba ndaga ndaga
Ne nkukyusiza omubiri, ate omanyi bweba nga saawa ya kikiri,
Bwoba olina akabusabusa baby believe,
Sikuta Alina omukwano n’omudidi
Mpa no ka massage, bulumi sabotage,
Gwe Koma kunze tobba hajji, I feel you buli touch
Anywhere you touch,binyuma nga kubala cash
Kalamata kalamata
Waze kweweweza mumiro gano mata
Ate , fata fata fata fata
Kyenjagade okumanya nti abalala wata
Nyumirwa okukuwa kyosabye
Insido……….
Nenkikuwa nga nze bwendabye
Insido………….
Nyumirwa okukuwa kyosabye
Insido ……………
Nenkikuwa nga nze bwendabye
Insido……………….
Kyona kyona kyona ekyetagisa (nkikola)
Saba kyona kyona ekyetagisa (nkikole)
Kyona kyona kyona ekyetagisa (nkikola)
Owone love ey’okupangisa (nkikole)
Amazima today leka njogere kyensirikide bulijjo
Mukwano gumpanise mu bire
Gunsitula nga buwujo (Shaa)
Olinga November , ogamba December come
Nga Santa, obeere Christmas lover,
My rabanda ogamba come on lover,
Ne byenkweka ogamba ndaga ndaga
Nyumirwa okukuwa kyosabye
Insido……….
Nenkikuwa nga nze bwendabye
Insido………….
Nyumirwa okukuwa kyosabye
Insido ……………
Nenkikuwa nga nze bwendabye
Insido……………….
Kyona kyona kyona ekyetagisa (nkikola)
Saba kyona kyona ekyetagisa (nkikole)
Kyona kyona kyona ekyetagisa (nkikola)
Owone love ey’okupangisa (nkikole)
Nyumira okukuwa kyosabye
Nenkikuwa nga nze bwendabye
Nyumirwa okukuwa kyosabye
Nenkikuwa nga nze bwendabye
…………………. ………..