Byadala ft. Jowy Landa Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2024
Lyrics
Byadala ft. Jowy Landa - Nandor Love
...
Nandor love
Jowy landa,TNS
Love osmosis
Love binoculars
Nakoowa love racing,tonyumiza Nze nosense
Mbu yayina akatebe ko’mukwano akakwaafu omutaali nabikyaafu
Mbu era yalina no’mutima omugonvu ogutamanyi nalyeenvu
Love concentrating,
Love meditating
Nakoowa bi pretending
Kuba tebikola na meaning
Nze nakuwa mukwano pure wanziliza binyiizo
Nze nakuwabi love mature buuza weasal manizo
Byadala,byadala,batumenya mitima byadala
Byadala ebintu byadala,ensonga zo’mutima zadala
Guno omutima bakubamu bullet nebwondaba Nze nga ndajjana
Ne referee yasangulawo penalty
No’mupiira teteagumala
Abawagizi bakumamu saket no’mupiira negutankaana
Uniform nezidugala,engatto nezibulankana,Nabawanuka nebamwawula,ekyo nantongo kyekyamugobya
Byadala,byadala,batumenya mitima byadala
Byadala ebintu byadala,ensonga zomutima zadala
Mbu yalina akatebbe komukwano akakwaafu omutali mabikyaafu
Mbu era yalina no’mutima omugonvu ogutamanyi nalyeenvu
Nze nakuwa mukwano pure wanziliza binyiizo
Nze nakuwa mukwano mature buuza weasal manizo
Byadala,byadala,batumenya mitima byadala
Byadala ebintu byadala,ensonga zo’mutima zaddala
Byadala, byadala batumenya mitima by adala
Byadala ebintu byadala,ensonga zo’mutima zaddala
Byadala, byadala batumenya mitima byadala
Byadala ebintu byadala,ensonga zo’mutima zadala