Ki EKiganye Lyrics
- Genre:Afrobeat
- Year of Release:2016
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Ki Ekiganye - Bebe Cool
...
Yes, yes man…Lord of mercy.
I’ amma say it. WOhhh ohhh
Bwotajja mundongo tenyuma
Bwotajja omwenge nze sigula
Abanyumilwa endongo baliwa
Abobubina na batalina
Mwana wamama ki ekiganye
(elaa ki ekiganye)
Tooto wa Lordi ki ekiganye
(Elaa ki ekiganye)
Abagudigida naye ki ekiganye
(Elaa ki ekiganye)
Buza munno oyo ki ekiganye
(Elaa ki ekiganye)
Owoza bakuloga bakuloga lwaaki
Ozunga zunga ozungila kwani
Ozunga nga asudde ekidongo
Notunula nga ayokedwa abalongo
Tukimanyi ku bbali oyokya bubaani
Olwanyisa nabisima bya sitaani
Eno embeela teyina muzanyo
Bwoloba emikisa giyitawo kapaalo
Oyambala onyuma mukama yakuwa talanta
Abakufanana abasinga bona bona baafa
Tough gyensibye, yakutagula akukwana…. girl
Bwomwenya oleeta mitawana.
Bwotajja mundongo tenyuma
Bwotajja omwenge nze sigula
Abanyumilwa endongo baliwa
Abobubina na batalina
Mwana wamama ki ekiganye
(elaa ki ekiganye)
Tooto wa Lordi ki ekiganye
(Elaa ki ekiganye)
Abagudigida naye ki ekiganye
(Elaa ki ekiganye)
Buza munno oyo ki ekiganye
(Elaa ki ekiganye)
Big size, the dancehall commando
Abalala ba dancehall kodogo
Ngenda kugamba Kayihura Kale
Nti omutima gwange wagutema embale
Yye lwaki otunula nga omusilikale
Nyenyezamu katono nawe ki shorre
Kati abawala batuli bukiika
Batuzunza kututila mumasuka
Abandaba bagamba ekyo ekiyaaye kyeki wooma
Batubongako nemikono negikoowa
Lord of mercy… ohhh wwooii
Oliwaaaaa
Bwotajja mundongo tenyuma
Bwotajja omwenge nze sigula
Abanyumilwa endongo baliwa
Abobubina na batalina
Mwana wamama ki ekiganye
(elaa ki ekiganye)
Tooto wa Lordi ki ekiganye
(Elaa ki ekiganye)
Abagudigida naye ki ekiganye
(Elaa ki ekiganye)
Buza munno oyo ki ekiganye
(Elaa ki ekiganye)
Nze nyumilwa nga gwebakola massage
Beer mutumya nga eyakola garrage
Gwe ekizibu kyolinawo uncle kayasi
Oyo takuganya kugula kyapa mbalasi
Simanyi oba yenze ntamidde
Oba endongo yentabudde
Akateteeyi kanyumidde ako
Okikola otya munange
Nkole ntya banangeeee….eeiiiii
Yo..
Blessings fi the writer ice melody
Big up to the producer Dr Pinan
A monstor studio ting dis.