Obwenzi Lyrics
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2023
Lyrics
Obwenzi - Alien Skin Official
...
waliwo ekintu kimu ekyanyambala
simanyi oba mulogo yakindoga
oba kiva mu kika nga sikiri, naye baaba nkoze obwenzi
waliwo ekintu kimu ekyanyambala
simanyi oba mulogo yakindoga oba kiva mu kika nga sikiri naye baaba nkoze obwenzi
kale omanyi emeeme etateleera
nz'alina emeeme etateleera
omanyi kyebayita okuwambagatana
kabulaza nze mpambagatana
wamma njagala nfuneyo Ku muzungu,
nfune ku mugwere, nfune ku mukongo
kano, njagala nfuneyo ku mudiinka
nfune ku mucholi nfune ku mutooro
njagala nfune ku musawo nakola nnyo nnyo nfune ku musawo, naye bwenafuna omusawo
ekyewunyisa yankwata namukozi nangoba
era am single and searching nemala nfuna sidda mu bya luli era ku mutima ntaddeko parking bwoba olina omukwano jjangu opakiinge
waliwo ekintu kimu ekyanyambala simanyi oba
mulogo yakindoga oba kiva mu kika nga sikiri naye baaba nkoze obwenzi
waliwo ekintu kimu ekyanyambala simanyi oba mulogo yakindoga oba kiva mu kika nga sikiri naye baaba nkoze obwenzi
kale, waliwo ali wano ng'ava mu kwenda, waliwo ali wano ng'agenda kwenda, waliwo ali wano ng'avuma benda naye wamaliriza naye agenda kwenda. wamma nkoze obwenzi for the highest order, nebweba skirt ng'eri ku kidomola, kakibe kiteteeyi nga kiri ku waya mala kukikebera ndabe oba sikiwala obwenzi webuntuusizza siwatono nze atayawula munene ku mutono niinga eyabusoma nti oba ndiko mubitabo ate oba design nti gwe musono kale waliwo ekintu kimu ekyanyambala simanyi oba mulogo yakindoga oba kiva mu kika nga sikiri naye baaba nkoze obwenzi, waliwo ekintu kimu ekyanyambala simanyi oba mulogo yakindoga oba kiva mu kika nga sikiri naye baaba nkoze obwenzi
kale fenna twenda lwakuba tetukwatibwa
tosekerera abadde ayenda nakwatibwa
waliwo nabagamba mbu nawanika olumala okunywamu bubiri nebamutegula kale ate nze omanyi emeeme etateleera nze nina emeeme etateleera omanyi kyebayita okuwambagatana kabulaza nze mpambagatana .......