Nalalira Lyrics
- Genre:Pop
- Year of Release:2023
Lyrics
VOICES AND BEATS RECORDS INTERNATIONAL
DIRECTOR CONTENT AND CREATIVES
Ref/EP Release/A&A-Hi Pitch-Lyrics
Song Title:Nalarila
[Intro]
Abedda bagera [aah]
Abeda balaba [aah]
Akaliba akendo wowo
Mwanagwe nakulaba [aah]
VERSE 1
Walina ebbina [aah]
Nga buli watambula [aah]
Amameme gankunba [aah]
Walina elisoo [oo]
Bwenkutunulira [aah]
Nzee neppatta zitta [aah]
Katti twakula [aah]
Ensi yonna, yonna
Yekulwanira [aah]
[Pre-Chorus]
Oli mugatti
Gwa mbatta
Chai wa matta
Nga mulimu sugar
Nze nkulinako
Crush mu engine
Yegwe akola nga brake
Nze nkulinako
Crush mu engine
Yegwe akola nga
Clutch
CHORUS
Nze nalarila [Aah]
Nabuli kyokola [aah]
Nze nalarila [aah]
Nze Biba binyumira [aah]
Gwe wawangula [aah]
Mu kitimba kyo
Obulungi bwo muli
Nze wendoba
Nalarila [Aah]
Mwanagwe nalarila [Aah]
wawangula [aah]
Mwanagwe [Eeh]
Wawangula [Eeh]
VERSE 2
Oli kabalagala
Gonjja namulidde
Eggulo obuwomi
Nkya fumintirinza
Muwuula gwa
Feene ontukula
Wunyilide luno
Sagala nkugabane
Newotula [Aah]
Kabitte sembere
Eno ottule
Nakatebe kakano
Kakano [Ooh]
Ebyali ebya lema
Kano koze [Eeh]
Ndi wakubifuna [Aah]
[Hook ]
Oli wamukisa
Olina empisa
Otunuza simbo
Oyo geze dembe
Towewemu ka [Aah]
Oyengeza Menvu [Uuh]
CHORUS
Nze nalarila [Aah]
Nabuli kyokola [aah]
Nze nalarila [aah]
Nze Biba binyumira [aah]
Gwe wawangula [aah]
Mu kitimba kyo
Obulungi bwo muli
Nze wendoba
Nalarila [Aah]
Mwanagwe nalarila [Aah]
Wawangula [aah]
Mwanagwe [Eeh]
Wawangula [Eeh]
[HOOK 2]
Abedda bagera [aah]
Abeda balaba [aah]
Akaliba akenda
Wowo Wowo [Ooh]
Mwanagwe nakulaba [aah]
VERSE 1(BREAK DOWN)
Walina ebbina [aah]
Nga buli watambula [aah]
Amameme gankunba [aah]
Walina elisoo [oo]
Bwenkutunulira [aah]
Nzee neppatta zitta [aah]
Katti twakula [aah]
Ensi yonna, yonna
Yekulwanira [aah]
Oli mugatti
Gwa mbatta
Chai wa matta
Nga mulimu sugar
Outra
....music in Bg
Page | 1 VBRI Lyrics A&A