Guli automatic Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Bentiboys
Mwanyoko mukambwe nyo okumala
Okumanya atisa mbeera magamaga
Waliwo ebiseera byena musanga
Namusanga kukubo namponinga
Mukko wange alinga atamanyi matekka
Nti owokusattu abeera asatulula
Munyivu atisa nga Golola
Azijukiza oluyimba lwa Sheebah ne Sizza
Guno gwa automatic si manual
Guli automatic si manual
Onsula kululimi olinga manyo
Togeza nondopa nabimanya mwanyoko
Mugambe eno automatic si manual darling
Guli automatic si manual
Onsula kululimi olinga manyo
Togeza nondopa nabimanya mwanyoko
Mugambe baby wosimbega
Njakuleeta dowry ekka
Male nkuzimbile enyumba ku eca
Nkwagaliza ebilunji binji living better
Wajomanyi akatale akempeeta
Girl when we fall and rise up
Wetutuse eno kuvedda
Ebyatulumba nga twabimegga
Mukko wange alinga atamanyi matekka
Nti owokusattu abeera asatulula
Munyivu atisa nga Golola
Azijukiza oluyimba lwa Sheebah ne Sizza
Guno gwa automatic si manual
Guli automatic si manual
Onsula kululimi olinga manyo
Togeza nondopa nabimanya mwanyoko
Mugambe eno automatic si manual darling
Guli automatic si manual
Onsula kululimi olinga manyo
Togeza nondopa nabimanya mwanyoko
Kambe nga ndeeta
Wendwawo okuleeta nze baby ngosesa
Kambe nga ndeeta wendwangawo okuleeta baby ngosesa
Singa yali amanyi ekitafeeri
Nalimutute ku beach mu ferry
Nkulise kukinazzi coco ne berry
Bimenya querry tebigwayo nga sery
Guno gwa automatic si manual
Guli automatic si manual
Onsula kululimi olinga manyo
Togeza nondopa nabimanya mwanyoko
Mugambe eno automatic si manual darling
Guli automatic si manual
Onsula kululimi olinga manyo
Togeza nondopa nabimanya mwanyoko