Mateeka Lyrics
- Genre:Reggae
- Year of Release:2018
This song is not currently available in your region.
Try the alternative versions below.
Alternative versions:
Lyrics
Mateeka - Jose Chameleone
...
Lord have Mercy
Oh oh oh
Lord have Mercy
Yah Yah yah
Ggyawo obutalabaani
Gw'atazina mu butuufu gw'ani?
Tewebuuza yeggwe ani?
Abaddewo mwaka ku mwaka
Bala bala giri gye wayitamu notafa
Emisanvu n'ogiyitamu era n'osala
Abakulemesa ne balemwa ne basalwa
Oh wo woo wwe
Ne basalwa
Kyenva neziniramy bwetyo bw'eba
Kyenva neziniramu ne Poliisi tenzigya wano kuba
Kiri mu mateeka, Otusituka n'ozina
Omuziki bwe gukuba, Muzikube ne mu bukiika
Okumanya gwo gukyunya
Gukyunyayo ne mu kamooli
Gano gano mateeka, Okusituka n'ozina
Omuziki bwe gukuba, Ne bwewekweeka
Okumanya gwo gukyunya
Gukunyayo ne mu kamooli
Kati manya omukwani gwatutonderwa
Mukama Katondo bwe yasalawo
Adam abeere na Kaawa, Manya
Nti obulamu kya bbeeyi
Tobuzannyisa tobugalabanja gwe Kati Manya
Omukwano gwatutonderwa
Mukama Katondo bwe yasalawo
Adam abeere na Kaawa, Manya
Nti obulamu kya bbeeyi
Tobuzannyisa tobugalabanja
Baby just hold me hold me hold me
Dame just squeeze me squeeze me squeeze me
I want you to hold me hold me hold me
Baby don't stop, aargh
Kiri mu mateeka, Otusituka n'ozina
Omuziki bwe gukuba, Muzikube ne mu bukiika
Okumanya gwo gukyunya
Gukyunyayo ne mu kamooli
Gano gano mateeka, Okusituka n'ozina
Omuziki bwe gukuba, Ne bwewekweeka
Okumanya gwo gukyunya
Gukunyayo ne mu kamooli
Ggyawo obutalabaani
Gw'atazina mu butuufu gw'ani?
Tewebuuza yeggwe ani?
Abaddewo mwaka ku mwaka
Bala bala giri gye wayitamu notafa
Emisanvu n'ogiyitamu era n'osala
Abakulemesa ne balemwa ne basalwa
Oh wo woo
Ne basalwa, Kyenva neziniramu ne netala
Embeera y'obulamu bwetyo bw'eba
Whiskey namuleka,buli lwe namunywa nga ntagala
Naye abamu munnange ddagala lya kucakala
Kiri mu mateeka, Otusituka n'ozina
Omuziki bwe gukuba, Muzikube ne mu bukiika
Okumanya gwo gukyunya
Gukyunyayo ne mu kamooli
Gano gano mateeka, Okusituka n'ozina
Omuziki bwe gukuba, Ne bwewekweeka
Okumanya gwo gukyunya
Gukunyayo ne mu kamooli
Ggyawo obutalabaani, ndi munene toleeta minzaani, Labayo
Ggyawo obutalabaani
Producer Ronnie Renix,
a Production
Hmmm omanyi omutalabaani
Don't ask me, what I wanna gain.