Lwaki Onondola Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Lwaki Onondola - Sarah Zawedde
...
Eeehhhhh,uuuu,wulira,
Ee katonda bwagulawo,teri alugalaaaa
Katonda gwawadde, nebwokola eddagala
Erinnya lyange lwaki okulyonona,mikwano gyange lwaki okuginkyaya.Mu mutima gwo kiki tewesonyiwaaa,nze sikuliiko naye ndaba onsomooza
Chorus
:Ndeka nze ki olondoola obulamu bwange ,ki ye onondoola
Ndeka nze ki onfudenyo emboozi,ki ye onondoola
Nta ngwe,kale olabe bwesisituke.ki ye onondoola
Nze nvako ki onfulanyo topic,ki ye onondoola
Aaaaaaaa ki olondoola obulamu bwange,lwaki onondoola .aaaaaaa ki onfulanyo emboozi ,ki ye onondoola
Ensi eno, nze newunya nnyo Ensi eno.balekawo ebyabwe,nebada kubitabakwatako
Aaaaaa,nebogeza ensaalwa,ooohhhhhh fitina kintu kyatabu.
Abantu banonya sente,gwe oli kunze atakulinako,okuva ku Monday,gw’ononya binkwatako,ebinkwatakooo
Chorus
Ndeka nze ki olondoola obulamu bwange,ki ye onondoola
Ndeka nze ,ki onfudenyo emboozi,ki ye onondoola
Nta ngwe kale olabe bwesisituke,ki ye onondoola
Nze nvako,ki onfulanyo topic ki ye onondoola
Aaaahhhhaaa ki olondoola obulamu bwange,lwaki onondoola
Aaaaahhaa ki onfulanyo emboozi ,ki ye onondoola
Ye lwaki gwe tofuba kuyiiya,bano bali eri ate bevugira Benz
Ye lwaki onfude nnyo ensonga,
Ye lwaki gwe tonesonyiwa nze,nesonyiwaaa
Aaaahhhaaa ki onfulanyo emboozi,ki ye onondoola
Aaahhhhaa ki onfulanyo topic eeeee ,ki ye onondoola
Chorus
Ndeka nze ki olondoola obulamu bwange ,ki ye onondoola
Ndeka nze ki onfude nnyo emboozi,ki ye onondoola
Nta ngwe kale olabe bwesisituke,ki ye onondoola
Nze nvako ki onfulanyo topic ,ki ye onondoola
Aaaaaahhha ki olondoola obulamu bwange,lwaki onondoola
Aaahhhaaa ki onfulanyo emboozi,ki ye onondoola
Ki ye onondoola *5