Abogezi 1 Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Abogezi 1 - Henry Tigan
...
Abogezi babawo, teba kutisa,
Bingi bye ba kuseketerera
Silina mulala, (maama)
Gumira kunze, ndi naawe,
Topapa kuyomba
Kimanye bye bakugamba bakulimba (maama)
Mbalaba baku senda senda bafuba ondeke
Bye basalaganya bingi
Olaba bakulimba
Wotaba nti mba nabakyala abalala (Eeh)
Olusi bakugamba
Nti nkutulugunya nku buza emirembe (Maama)
Kimanye babi ginga bakulemese wama
Ba kutabangule omutima
Ekibaluma wama
We nkubiita bo bafuna ensaalwa (Ooh)
Abogezi babawo, teba kutisa,
Bingi bye ba kuseketerera
Silina mulala, (maama)
Gumira kunze, ndi naawe,
Topapa kuyomba
Kimanye bye bakugamba bakulimba (maama)
Abogezi babawo, teba kutisa,
Bingi bye ba kuseketerera
Silina mulala, maama
Gumira kunze, ndi naawe,
Topapa kuyomba
Kimanye bye bakugamba bakulimba (maama)
Gwe bulamu…
Translate to English