Oli Miss Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Oli Miss - Geofrey Lutaaya
...
Mubutuufu oli miss
Walayi oli miss
.........
Abaluungi bangi naye ossusse kubawala bendaaba
yiiyiiyiii.... otiissa nyo naawe laba wena wewatondebwa
Nyambako bambi ombuulire manye gyewazalibwa
Abakulokeera tususse, ate nkumanyi kijja nakunyiiza
Wayitiriraa....emitawaana ojjakanya kujjisomba
Amaaso amabi, gaago gakulindiridde
Omutima gyo gunjazikeko gukubire wano okuumpi nogwange
........
Abantu b'ensi sibaangu, ebigambo bingi munaange
Abajja basseketerera, mukwano tofaayoo
Buli bwetutambura ffembi ahhh, abangi banyiiga
So nze ekimpalanya byebulungi byo hoo
so nange wama kimbuze eky'okola
Wayitiriraa.... emitawaana ojjakanya kujjisomba
Amaaso amabi gaago gakulindiridde
Omutima gyo gunjazikeko gukubire wano okuumpi n'ogwange
........
Oli kubuzibu nyabo naye naffe tetulina kyakola, kuba walungiwa
Abassibye ffessi bona bolaaba yegwe abatabula
Abo balimbe, nze tonimba
Abo baswaaze, nze tonswaaza
Obanyome, nze tonyooma
Obanyiize, nze tonyiiza
........
Abasajja balina kutegaanya, kuba buli kimu wasuukuluma
Abawala bona babeerako ewakyama, naye gwe wambula
Gyetutambula yona silabangayo akwenkana
nebassajja banange banjjulira nti tewali alina akwenkana
Figure yo yayitirira
Akabina ko kayayanya abalenzi
Banange oli miss
Kyo mubutuufu oli miss wange
banange oli miss yiiii....miss ng'olabye ooh..oh oh
Wayitiriraa (wayitiriraa) .... emitawaana ojjakanya kujjisomba
Amaaso amabi (gaago) ... gaago gakulindiridde gaagoo
Omutima gyo gunjazikeko .... gukubire wano okuumpi nogwange
Mubutuufu oli miss wange
Ky'obutuufu oli miss wange
Mubutuufu oli miss .....walayi oli miss
Banange oli miss
Ky'obutuufu oli miss wange
Banange oli miss wange
Banange oli miss×2
Ky'obutuufu oli miss wange
Banange oli miss
Ky'obutuufu oli miss wange×4