Siri Safe Lyrics
- Genre:Afrobeat
- Year of Release:2023
Lyrics
Siri Safe - Acidic Vokoz
...
Acidic Vokoz the lyrically boy..eye eyee
Singa president Nina bwemuyita..eyee
Nali sabyeko security nebankuuma..uhhm honey
Oba singa ndi mukwano gwa Kabaka..uuhm ahah
Nampa ku ttaka mukwano ne nkuzimbira.
Olubiri mwe nkukuumira....
Obwo obulungi bwo nze Siri safe...walai Siri safe
Gano agayaaye gasibye emitaafu,gaagala kukola bikyamu
Mu mutima ggwo mpa ekifo ekisooka..nze mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gw'osoosa ne mu bizibu ebikanga
Mu mutima ggwo mpa ekifo ekisooka,bambi mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gw'osoosa,ne mu bizibu ebikanga..
Nja fukamira mu maaso ga mukama, nkuteeke mu mikono gye Mukama
Nja kulwaana n'abo abali twekiika,abaagala otulemesa hapaana
Buli kimu nebakisaggula,ne byenkweeka babikweekula
Baagala kimu kukweddiza,nze ondekke wano nga bangeya
Obwo obulungi bwo nze Siri safe...walai Siri safe
Gano agayaaye gasibye emitaafu gaagala kukola bikyamu
Mu mutima ggwo mpa ekifo ekisooka,nze mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gw'osoosa ne mu bizibu ebikanga
Mu mutima ggwo mpa ekifo ekisooka, bambi mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gw'osoosa ne mu bizibu ebikanga
Singa president Nina bwemuyita,eyee
Nali sabyeko security nebankuuma . baibe
Ddala singa ndi mukwano gwa Kabaka.uhhm ah
ah
Nampa ku ttaka mukwano ne nkuzimbira
Olubiri mwe nkukuumira ..
Baibe obulungi bwo nze Siri safe, walai Siri safe
Gano agayaaye gasibye emitaafu gaagala kukola bikyamu
Mu mutima ggwo mpa ekifo ekisooka, nze mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gw'osoosa ne mu bizibu ebikanga
Mu mutima ggwo mpa ekifo ekisooka,Bambi mpa ekifo ekisooka ..baiiiiibeee
Njagala just nga nze gw'osoosa ne mu bizibu ebikanga