Walumbe Tanda Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2017
Lyrics
Walumbe Tanda - Herman Basudde
...
kuluno ntuse newalumbe taanda x2
muleke nkaabe nyungule ezigga
nkilabye sirinabulungi mirembe kunsi
abange nkyakaza nanaku
kyenvudde ndekayo abagala okuyonja
omubiri kale muyonjabiki ngenvunyu
Zilya
nkabyebanange munyakule mw'abaliwo
tukabe olwawalumbe atayina nsonyi
atalekamuwere, atalekamuzanyirizi,
omubi natantaga bonna nabakwasa
limu nange basu owakadongo
kowulira
hah
walumbe amazima otulanzakiki?
bambi agawala agayiringula
agamanyuma nezonyumba kalinabiri fe
abayimba buyimba obusikiriza era
obunyuma
kale tuyimba walumbe atukongola
nkutendera walumbe nemere ogilya
ngekaawa kubabange alidde nkumu
lwalyabajjajange abazatata oweka
dawiya ne tomu banuma kufa
nelulya mwanyinaze iih yaali mulungi
kimyula naluyima babawandeka bubi
mukyalawange nalu eyali amanyidde ebizibu sirimbabemikwano ndaba ku pic yaye bwembajukira nkaba nezigga
mbalowooza nenfuna ekitengo muli
kale
mwanyinaze abange yasobyaki
mumeme yange nze tebalinvamu
okutusanange lwalinziga atumbi
ohoh luddira abagezi nelujjalubabika akabugo
ng'ate agasilu goolaba gayenjera
abaalina ettima walumbekyendabye
yasinga akulinda noziweeza nazikulesa
tatya mugaga nalinebikonde
akunyaga nze anti abamayembe nzise
nankumu
teyefumitiriza abange tagoba nansonga
gwe ate nabawere wabatwalira
yayiga okuteg'asinga nabayizzi abakugu
banafe abalala bafa nambuto
emisotta,siigga nemubidduka byetugula
mukwetuga abalala balya nabutwa
ayitamufe netutta nebanafe abalala naye
ekikulu kyakusasula wayitambale ate
nawenakubika akabugo gwewata
nomusanayo
yaye wamambulidwa namukolako
banange tuly'ekubyafe tulimukabi
sibalimba basajjabanage tuli mu
lugendo nabagalwa abanywa
enguli njagala banywe anti
natanywa tulikulumu lwa
kufa
mpulira naku nze bwendowooza
esaawa yokufax2
aten'olusi endongo enema n'okuba
simanyi oba buliba bwatuntu oba
bwakiro walumbe namanya nti oba
basu yasuze wano
mikwano gyange muliba ku radio eyo
ewalako tonny kisule nayasanguza nti
muvubukabasu eyayimba walumbe
tanda kulunaku olwenkya lwe
tumusaabira oyo alibayagala alija
nalabangangenda ng'anti ndyawo
bansibye akakoma mukyala
wange nalu alimulabisa nga
ngenda sirimbye namaziga ali
alijuza nsuuwa
kyanyinaze nabalala ndiba mbawadde
kukoga olaba mbulawo mbalemya
meere
taata ne maama simanyi nti oba baliba
mirembe munaku biri nyabo aliba akaze
ngwangwa bwataliba mukama naye talirutonda alisoma amabugo aliba
kudimu egambwe mbajukiza
banamwandu bo balijula entaana kuba
nabakazi mbadde nalukunkumuli naye
walumbe yetasasira atayina yandirise
basu ngagira nkuba endongo abanyumirwa ebyange banji baweralako
labolumu abakazembuto ziwangukamu
lwakadongo kenkona
x3