Malaika Lyrics
- Genre:Afrikaans
- Year of Release:2023
Lyrics
Malaika - Bad boy portal
...
Yeah ah Ghetto Republic
Yeah yeah Bad Boy pon this one
Malaika mubisi Munda
Tozikiza mukwano
Tofumita kituli Munda ah
Kuba ela biluma
Kuva luli nga nku misingaa
Kyotomanyi eno mpulaninga
Nzigye ndabe oba nkukisinga
Nga nebwenkulaba bilema
Ekyentambula nkikoze ntya
Okutuka Emasaka olwenkya
Nekinuma omutuma tekinta
Kyoka nga njagala kukulaba
Nebwendiba nga silina dobozi
Ndiyimba nowulila
Nebwebaba abajjasi lukumi ih
Ndilwana nenkeesa
Nebwetuba mu ddungu babili ih
Nvamu gwe nonywa(nvamu gwe nonywa)
Akasale kankwata mutima ah
Neddagala lyagaana
Simanyi oba weddila mutima ah
Oba abasoka bakyamya
Sikulimbe mbuno mbakila
Mpawo kugaganya
Tubadde my affection since then
Nga tunyumirwa cartoon wa Benten
Nga twenyiza naye no complain
Twali batto mu love train
yeah yeah eh
Nzijjukila lwe mwava Ejinja
Nemusengukila Entinda
Mbadde wo nga nkulinda
Mpaka lwe nkulabye ma baibe
Nebwendiba nga silina dobozi
Ndiyimba nowulila Nebwebaba abajjasi lukumi ih
Ndilwana nenkeesa
Nebwetuba mu ddungu babili ih
Nvamu gwe nonywa
(nvamu gwe nonywa).