Nsiika Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2022
Lyrics
Nsiika - King Michael
...
…..intruments playing
..
CHORUS
Nsiika baby nsiika njagala nkuwomere
Nsiika nnyabo nsiika njagala nkuwulire
Nze nsiika baby nsiika njagala nkuwomere
Nsiika (nsiika)njagala nkuwomere.
VERSE 1
Wansuula ennanga wanyiga kkengere
Wansiba oluyina ate nonnyiga mmere
Ndi mukidiba kya love ndajanya nkere
Akamasu ko eno kakwaata kafuna emmese
Wambala bulwanyi eno wajjuzza ddebe
Jangu omu rwas omutikkile engule
Amaziga wegayiika ngamizisa mpeke
Kyeninna nze kyekikyo baby nebwondeka ssekke
Onkabya nabukamukukulu
Ekinjoyesa love yo nnonya bukkuffu
Eyayina body kati ndi nalukoggofu
Mbulako bunyanyanyanya ate n’obutungulu.
CHORUS
Nsiika baby nsiika njagala nkuwomere
Nsiika nnyabo nsiika njagala nkuwubire
Nze nsiika baby nsiika njagala nkuwomere
Nsiika (nsiika)njagala nkuwomere.
VERSE 2
Ab’ennywa buugi tobafaako bo basoma kimu ffutyaanka mukwano
Nkutadde mukiwato nkuziingemu ’ekiseenso
Wanduka bukeeka ate nonsona obukeedo
Ondi mu mwaango
Ondi mu sitapuli
Ondi mu gear box
Ondi mu engine
Yenze crush eziri broken
Kyensaanga kyenkona
Love taken
Jjayo amasuuka
Nkuwe blanket
Leero tuli bassula nga tuli bwetuti
Obudde kabusasaane
N’ekibuyaga akuunte
Emmambya wemala egeende, baby
Ndi wakukwagala n’enkoko ebiike.
CHORUS
Nsiika baby nsiika njagala nkuwomere
Nsiika nnyabo nsiika njagala nkuwulire
Nze nsiika baby nsiika njagala nkuwomere
Nsiika (nsiika)njagala nkuwomere.
INTRUMENTS…. 🪗🥁🪕
…………
BRIDGE
Wansuula ennanga wanyiga kkengere
Wansiba oluyina ate nonnyiga mmere
Ndi mukidiba kya love ndajanya nkere
Akamasu ko eno kakwaata kafuna emmese.’
Ab’ennywa buugi tobafaako bo basoma kimu ffutyaanka mukwano
Nkutadde mukiwato nkuziingemu ekiseenso
Wanduka bukeeka ate nonsona obukeedo
……………
Nsiika baby nsiika njagala nkuwomere
Nsiika ( nsiika) njagala nkuwulire…
INTRUMENTS…. 🪗🥁🪕
…………